\v 159 Olowooze bwe ntaka ebiragiro byo: Onzuukirye, ai Mukama, ng'ekisa kyo bwe kiri. \v 160 Ekigambo kyo kyonakyona mazima; N'emisango gyo egy'ensonga gyonagyona gibbeerera emirembe gyonagyona. SINI