\v 129 Bye wategeezerye bye kitalo: Emeeme yange kyeva ebyekuuma. \v 130 Ebigambo byo nga biiguliirwewo bireeta omusana; Biwa okutegeera ababula magezi.