\v 11 Ngisire ekigambo kyo mu mwoyo gwange, Ndeke okwonoona mu maiso go. \v 12 Weebazibwa, ai Mukama: Onjegeresyenga amateeka go.