\v 107 Mbonyaabonyezebwa inu; Onzuukirye, ai Mukama, ng'ekigambo kyo bwe kiri. \v 108 Ookirirye, nkwegayiriire, ebyo omunwa gwange bye gukuwa, ai Mukama, nga tigwawaliriziibwe, Era onjegeresyenga emisango gyo.