\v 12 Mukama atujjukiire; alituwa omukisa; Aliwa omukisa enyumba ya Isiraeri; Aliwa omukisa enyumba ya Alooni. \v 13 Aliwa omukisa abo abatya Mukama, Abatobato era n'abakulu. \v 14 Mukama ayongerenga bulijo okubaalya Imwe n'abaana banyu.