This file contains Unicode characters that might be confused with other characters. If you think that this is intentional, you can safely ignore this warning. Use the Escape button to reveal them.
\v 20 Atuma ekigambo kye, n’abawonya, N'abatoola mu ndikirirya yabwe. \v 21 Kale singa abantu batendereza Mukama olw'obusa bwe, N'olw'eby'amagero bye eri abaana b'abantu! \v 22 Era bawengayo sadaaka egy'okwebalya, Era batenderenga ebikolwa bye n'okwemba.