1 line
309 B
Plaintext
1 line
309 B
Plaintext
\v 17 Naye okusaasira kwa Mukama kwava mu mirembe gyonagona era kulituuka mu mirembe gyonagona eri abamutya, N'obutuukirivu bwe eri abaana b'abaana; \v 18 Eri abo abakwata endagaanu ye, N'eri abo abaijukira ebiragiro bye okubikola. \v 19 Mukama yanywezya entebe ye mu igulu; N'obwakabaka bwe bufuga byonabona. |