|
\v 8 Mukama aweerezya omusango amawanga: Osale omusango gwange, ai Mukama, olw'obutuukirivu bwange n'amazima gange agali mu nze. \v 9 Singa obubbiibi obw'ababbiibi buweirewo, naye abatuukirivu iwe obanywezye: Kubanga Katonda ow'obutuukirivu agezya emyoyo n'emeeme. |