\v 1 Ai Mukama; tonenya mu busungu bwo, So tombuulirira mu kiruyi kyo ekibuubuuka. \v 2 Onsaasire, ai Mukama; kubanga mpotokeire dala: Ai Mukama, omponye; kubanga amagumba gange geeraliikiriire.