lke_psa_text_reg/04/04.txt

1 line
170 B
Plaintext

\v 4 Mwemerere nga mutya, muleke okwonoona: Mulowooze mu mwoyo gwanyu ku kitanda kyanyu, musiriikirire. (Seera) \v 5 Muweeyo sadaaka egy'obutuukirivu, Era mwesige Mukama.