\v 10 Kale yongera ekisa kyo eri abo abakumanya; N'obutuukirivu bwo eri abo abalina omwoyo ogw'amazima. \v 11 Toganya kigere kya malala okungiziraku, waire omukono gw'omubbiibi okungoba. \v 12 Edi gye bagubbaire abakola obutali butuukirivu; Bamegeibwe wansi, so tebasobolenga kuyimuka.