\v 13 Era no mu by'amalala oziyizye omwudu wo; Bireke okumpangula: ntyo bwe naabbanga eyatuukiriire, So omusango ogw'okwonoona okunene tegulinsinga. \v 14 Ebigambo eby'omu munwa gwange n'okulowooza okw'omu mwoyo gwange bisiimibwe mu maiso go, Ai Mukama, olwazi lwange, era omununuzi wange.