\v 9 Abalabe bange kaisi ne baira enyuma ku lunaku lwe ndikungiriramu: Kino kye maite, nga Katonda ali ku lwange. \v 10 Mu Katonda nditendereza ekigambo kye: Mu Mukama nditendereza ekigambo kye. \v 11 Katonda gwe neesigire, tinditya; Abantu basobola okunkola ki?