\v 8 Katonda afuga amawanga: Katonda atyama ku ntebe ye entukuvu. \v 9 Abalangira ab'amawanga bakuĊ‹aanire. Okubba abantu ba Katonda wa Ibulayimu: Kubanga engabo egy'ensi za Katonda; Agulumizibwa einu.