\v 5 Bagumyagana emyoyo mu kuteesya obubiibi; Bateesya okutega emitego mu kyama; Batumula nti eyagibona yani? \v 6 Basagira ebitali byo butuukirivu; batumula nti Tumalire okusagirira dala nga tufuba: N'okulowooza okw'omunda okwa buli muntu, n'omwoyo gwabwe, biri ng'obuliba.