\v 10 Emirimu gyo gyonagyona gyakwebazanga, ai Mukama; N'abatukuvu bo bakweyanzyanga. \v 11 Batumulanga ku kitiibwa eky'obwakabaka bwo, Balogyanga ku buyinza bwo; \v 12 Okumanyisyanga abaana b'abantu ebikolwa bye eby'amaani, N'ekitiibwa eky'obukulu obw'obwakabaka bwe.