lke_psa_text_reg/72/08.txt

1 line
299 B
Plaintext
Raw Normal View History

\v 8 Era yafuganga okuva ku nyanja okutuuka ku nnyanza, Era okuva ku Mwiga okutuuka ku nkomerero gy'ensi. \v 9 Abatyama mu idungu balimufukaamirira; N'abalabe be balikomba enfuufu. \v 10 Bakabaka b'e Talusiisi n'ab'oku Bizinga baleetanga ebirabo: Bakabaka we Syeba n'ab'e Seeba bawangayo ebitone.