lke_num_text_reg/29/07.txt

1 line
373 B
Plaintext

\v 7 N'o ku lunaku olw'e ikumi olw'o mwezi ogwo ogw'o musanvu mwabbanga n'o kukuŋaana okutukuvu; era mwabonereryanga obulamu bwanyu; ti mukolanga mulimu gwonagwona \v 8 naye mwawangayo ekiweebwayo ekyokyebwa eri Mukama okubba eivumbe eisa; ente envubuka imu, entama enume imu, abaana b'e ntama abalume musanvu abakaali kumala mwaka gumu; babbanga gye muli ababulaku buleme