\v 17 Nti mubona, naye ti atyanu mulingirira, naye tandi kumpi muliva emunyenye mu Yakobo, n'o mwigo ogw'o bwakabaka guliyimuka mu Isiraeri, gulikubbira dala ensonda gya Mowaabu, gulimenyera dala abaana bonabona ab'o luyoogaano.