lke_num_text_reg/24/12.txt

1 line
417 B
Plaintext

\v 12 Balamu n'a koba Balaki nti Era ti nakobere n'a babaka bo be wantumiire \v 13 nti Balaki bw'a litaka okumpa enyumba ye ng'e izwire efeeza n'e zaabu, tinsobola kubita ku kigambo kya Mukama, okukola ebisa waire ebibiibi, nga nyema mu magezi gange nze; Mukama ky'e yatumula nanze kye natumula? \v 14 Era Atyanu, bona, njaba eri abantu bange iza nkutegeeze abantu bano bye balikola abantu bo mu naku egy'o luvanyuma.