\v 8 Katonda amutoola mu Misiri; Alina amaani ng'a g'e mbogo. Aliriira dala amawanga abalabe be, Era alimenyamenya amagumba gabwe, n'a bakubba okubasumita n'o busaale bwe.