lke_num_text_reg/20/01.txt

1 line
175 B
Plaintext

\v 1 Awo abaana ba Isiraeri, ekibiina kyonakyona, ne batuuka mu idungu lya Zini mu mwezi ogw'o luberyeberye abantu ni batyama mu Kadesi; Miryamu n'afiira eyo n'a ziikibwa eyo.