lke_num_text_reg/10/10.txt

1 line
311 B
Plaintext

\v 10 Era ku lunaku olw'e isanyu lyanyu, n'o ku mbaga gyanyu egyalagiirwe, n'e myezi gyanyu we gyasookeranga, mwafuuwanga amakondeere ago ku biweebwayo byanyu ebyokyebwa n'o ku Sadaaka egy'e byanyu ebiweebwayo olw'e mirembe; era gabbanga gye muli kiijukiryo mu maiso ga Katonda wanyu ninze Mukama Katonda wanyu.