lke_jos_text_reg/13/20.txt

1 line
311 B
Plaintext

\v 20 ne Besupyoli, ne Pisuga awaikiirwe, ne Besuyesimosi; \v 21 n'e bibuga byonabyona eby'o lusenyu, n'o bwakabaka bwonabwona obwa Sikoni kabaka w'Abamoli, eyafugire mu Kesuboni, Musa gwe yakubbire awamu n'a baami ab'e Midiyaani Evi, n'o Lekemu, n'o Zuuli, n'o Kuli n'o Leba, abakungu ba Sikoni, ababba mu nsi.