\v 17 Naye iwe oizwire omusango gw'o mubbiibi: Omusango n'o kusala eby'e nsonga bikukwata. \v 18 Kubanga waliwo obusungu, weekuume oleke okutwalibwa n'o bugaiga so enguzi tekukyamyanga kubanga nene.