\v 18 Abawa embiro ng'a maizi; Omugabo gwabwe gulaamibwe ku nsi: Takyukira awali engira ey'e nsuku gy'e mizabbibu. \v 19 Ekyeya n'e ibbugumu bimalawo amaizi agava mu muzira: N'amagombe gatyo gamalawo abo abayonoona.