\v 11 Bakamulira amafuta mu bisenge by'a basaiza abo; Baniina amasogolero gaabwe ni balumwa enyonta. \v 12 Abantu basinda nga bali mu kibuga ekirimu abantu abangi, emeeme y'abo abafumitiibwe n'e kunga: Naye Katonda takibala okubba obusirusiru.