Sat Aug 24 2024 14:55:38 GMT+0300 (East Africa Time)

This commit is contained in:
Ngabirano Deus 2024-08-24 14:55:40 +03:00
commit 04490dc6f7
435 changed files with 501 additions and 0 deletions

1
01/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 1 Waaliwo omusaiza mu nsi Uzi, eriina lye Yobu; era omusaiza oyo yatuukiriire era nga wa mazima, era ng'atya Katonda ne yeewalanga obubbiibi. \v 2 N'a zaalirwa abaana ab'o bwisuka musanvu n'a b'o buwala basatu. \v 3 Era ebintu bye byabbaire entama kasanvu n'e ŋamira enkumi isatu n'e migogo gy'e nte bitaanu n'e ndogoyi enkali bitaanu n'a baidu bangi inu dala; omusaiza oyo n'abba mukulu okusinga abaana bonabona ab'e buvaisana.

1
01/04.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 4 Bataane be ne baabanga ne bafumba embaga mu nyumba ya buli muntu ku lunaku lwe; ni batumanga ne babitanga bamawabwe abasatu okulya n'o kunywa nabo. \v 5 Awo olwatuukiire enaku ng'e mbaga yaabwe bwe gyabitirewo, Yobu n'a tumanga n'a batukulyanga n'a golokokanga amakeeri mu makeeri, n'a wangayo ebiweebwayo ebyokyebwa ng'o muwendo gwabwe bonagwona bwe gwabbaire: kubanga Yobu yatumwire nti Koizi bataane bange boonoonere, ne beegaana Katonda mu myoyo gyabwe. Atyo Yobu bwe yakolanga olutalekula.

1
01/06.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 6 Awo olunaku lwabbaire lumu abaana ba Katonda ni baiza okukiika mu maiso ga Mukama, n'o Setaani yeena n'a izira mu ibo. \v 7 Mukama n'a koba Setaani nti Ova waina? Awo, Setaani n'a iramu Mukama n'a tumula nti nva kwiraŋana mu nsi n'o kutambulatambula omwo eruuyi n'e ruuyi. \v 8 Mukama na koba Setaani nti Olowoozerye ku mwidu wange Yobu? kubanga wabula amufaanana mu nsi, omusaiza eyatuukiriire era ow'a mazima, atya Katonda ne yeewala obubbiibi:

1
01/09.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 9 Awo Setaani n'a iramu Mukama n'atumula nti Yobu atiira bwereere Katonda? \v 10 Tomukomeire lukomera okumwetooloola iye n'e nyumba ye ne Byonabyona by'alinabyo, enjuyi gyonagyona? owaire omukisa omulimu gw'e ngalo gye, n'e bintu bye byalire mu nsi: \v 11 Naye atyanu golola omukono gwo okome ku byonabyona by'alina, kale alikwegaanira mu maiso go. \v 12 Mukama n'a koba Setaani nti bona, byonabyona by'alina biri mu mukono gwo; kyooka ku iye mwene togolola mukono gwo, awo Setaani n'ava awali Mukama.

1
01/13.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 13 Awo olunaku lwabbaire lumu bataane be n'a bawala be bwe, babbaire nga baliira era nga banywira omwenge mu nyumba ya mugande waabwe omukulu, \v 14 omubaka n'a iza, eri Yobu n'a tumula nti ente gibbaire nga girima, n'e ndogoyi nga gigiriraine nga girya; \v 15 Abaseba ne bagigwaku ne bagitwala; niilwo awo, baitire abaidu n'o bwogi bw'e kitala; nzena nzenka ninze mponerewo omuntu omumu okukukobera.

1
01/16.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 16 Yabbaire ng'a kaali atumula, ogondi n'a iza naye n'a tumula nti omusyo gwa Katonda gugwire nga guva mu igulu, era gwokyerye entama n'a baidu ne gubazikirirya; nzena nzenka nze mponerewo omuntu omumu okukukobera. \v 17 Yabbaire ng'a kaali atumula, ogondi n'a iza yena n'a tumula nti Abakaludaaya beefiire ebibiina bisatu, ne bagwa ku ŋamira, era bagitwaire, niiwo awo, era baitire abaidu n'o bwogi bw'e kitala; nzena nzenka ninze mponerewo omuntu omumu okukukobera:

1
01/18.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 18 Yabbaire ng'a tumula, ogondi n'a iza yeena n'atumula nti bataane bo n'a bawala bo babbaire nga baliira era nga banywira omwenge mu nyumba ya mugande waabwe omukulu: \v 19 kale, bona, empunga nyingi ne giiza nga giva mu idungu, ne gikubba ensonda ina egy'e nyumba, n'e gwa ku baisuka, era bafiire; nzena nzenka ninze mponerewo omuntu omumu okukukobera:

1
01/20.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 20 Awo Yobu n'a golokoka n'a kanula omunagiro gwe n'a mwa omutwe n'avuunama ku itakali n'a sinza; \v 21 n'a tumula nti naviire mu kida kya mawange nga ndi mwereere, era ndiirayo nga ndi mwereere: Mukama niiye awa, era Mukama niiye atoolawo; eriina lya Mukama lyebazibwe. \v 22 Mu biseera byonabyona Yobu teyayonoonanga, so teyavuma Katonda busirusiru.

1
02/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 1 Awo ate olunaku lwabbaire lumu abaana ba Katonda ni baiza okukiika mu maiso ga Mukama, n'o Setaani yena n'a izira mu ibo okukiika mu maiso ga Mukama. 2 Mukama n'a koba Setaani nti Ova waina? Setaani n'a iramu Mukama n'a tumula nti nva kwiriŋana mu nsi n'o kutambulatambula omwo wano na wadi.

1
02/03.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 3 Mukama n'a koba Setaani nti olowoozerye ku mwidu wange Yobu? kubanga wabula mu nsi amufaanana, omusaiza eyatuukiriire era ow'a mazima, atya Katonda ne yeewala obubbiibi: era akaali anywezerye obutayonoona bwe, waire nga wasaakiriirye gy'ali, okumuzikiririrya obwereere.

1
02/04.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 4 Setaani n'a iramu Mukama n'a tumula nti oluwu olw'o luwu, niiwo awo, byonabona omuntu by'a lina alibiwaayo olw'o bulamu bwe. \v 5 Naye atyanu golola omukono gwo, okome ku magumba ge n'o ku mubiri gwe, era alikwegaanira mu maiso go. \v 6 Mukama n'a koba Setaani nti bona, ali mu mukono gwo; kyooka mulekere obulamu bwe.

1
02/07.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 7 Awo Setaani n'ava awali Mukama, n'a lwalya Yobu amayute amazibu okuva ku bigere bye munda okutuuka ku bwezinge bwe. \v 8 N'a iriranga olugyo okweyagulya; n'a tyamanga mu ikoke.

1
02/09.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 9 Awo mukali we n'a mukomba nti okaali onwezerye obutayonoona bwo? weegaane Katonda ofe. \v 10 Yena n'a mukoba nti otumula ng'o mumu ku bakaali abasirusiru bwe batumula. Era! Twaweebwanga bisa mu mukono gwa Katonda ne tutaweebwa bibbiibi? mu ebyo byonabona Yobu tiyayonoonere n'o munwa gye.

1
02/11.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 11 Awo mikwanu gya Yobu abasatu bwe bawuliire obubbiibi buno bwonabwona obumwiziiire, ni baiza buli muntu ng'ava mu kifo kye iye; Erifaazi Omutemani, n'o Birudaadi omusuki, n'o Zofali omunaamasi: ne balagaana wamu okwiza okumukungiraku n'okumukubbagizya.

1
02/12.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 12 Awo bwe baayimusirye amaiso gaabwe, nga bakaali wala ni batamumanya ne bayimusya eidoboozi lyabwe ni bakunga; ni bakanula buli muntu omunagiro gwe, ni bafuumuulira enfuufu ku mitwe gyabwe eri eigulu. \v 13 Awo ne batyama wamu naye ku itakali ni bamala enaku musanvu emisana n'o bwire, ni watabba amukoba kigambo: kubanga baboine enaku gye nga nyingi inu.

1
03/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 1 Awo Yobu Kaisi na ayasama omunwa n'a laama olunaku lwe: \v 2 Yobu n'a iramu n'a tumula nti \v 3 Olunaku lulamibwe kwe nazaaliirwe, N'o bwire obwatumwire nti omwana ow'o bwisuka ali mu kida.

1
03/04.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 4 Olunaku olwo lubbe endikirirya; Katonda aleke okululingirira ng'a yema waigulu, so n'o musana guleke okulwakira. \v 5 Endikirirya n'e kiwolyo eky'o kufa birwete olw'a byo; ekireri kirutuukeku: Byonabona ebirugalya obwire birutiikye.

1
03/06.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 6 Obwire obwo endikirirya ekwaite kikinyage: So luleke okusanyukira mu naku egy'o mu mwaka; luleke okutuuka mu muwendo gw'e myezi. \v 7 bona, bwire obwo bubbe kigumba; luleke okwizirwa eidoboozi ery'e isanyu.

1
03/08.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 8 Abo balulaame abalaama obwire, Abeeteekereteekere okusagula empyo. \v 9 Emunyeenye egy'o bwirwe bwalwo gibbeeku endikirirya: lusagire omusana, naye lugugote; So terulingirira biweero bya makeeri: \v 10 Kubanga tirutaka njigi gye kida kya mawange. So terwakisya maiso gange obwinike.

1
03/11.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 11 Kiki ekyandobeire okufa okuva mu kida? Kiki ekyandobeire okwita obulamu bwe naviire mu madundu? \v 12 Amakumbo ganzikiririrya ki? Oba amabeere, okuganyonka?

1
03/13.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 13 Kubanga atyanu nandigalamiire ni nsirika; nandigonere; ntyo bwe nandiwumwire: \v 14 Wamu na bakabaka n'a bakungu b'e nsi, Abeezimbira mu matongo;

1
03/15.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 15 Oba wamu n'a balangira abaalina ezaabu, Abaizulyanga enyumba gyabwe efeeza: \v 16 Oba ng'o mwana omusowole agisibwa tinandibbairewo; Ng'a baana abawere abatabonanga ku musana n'akadiidiri.

1
03/17.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 17 Eyo ababbiibi bakomere okudaagisya; Era eyo abakoowu gye bawumuliira. \v 18 Eyo abasibe gye beteekere awamu; Tibawulira idoboozi ly'o mukoolya. \v 19 Omutomuto n'o mukulu bali eyo; N'o mwidu abba we idembe eri mukama we.

1
03/20.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 20 Abona obwiinike aweerwa ki omusana? N'o bulamu abuweerwa ki oyo alumiirwe omwoyo; \v 21 Abeegomba okufa, naye ne kutaiza; Ne bakusima okusinga obugaiga obugisiibwe; \v 22 Abasanyuka einu dala, Ne bajaguza, bwe basobola okubona amagombe?

1
03/23.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 23 Omuntu agisiibwe engira ye aweerwa ki omusana, Era Katonda gw'a komeire olukomera? \v 24 Kubanga okusinda kwange kwiza nga nkaali kulya, N'o kuwuluguma kwange kufukibwa ng'a maizi.

1
03/25.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 25 Kubanga kye ntiire kingizaku, n'e kyo kye ntengerera kiza gye ndi. \v 26 so tintereera so timpumula; Naye enaku giiza.

1
04/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 1 Awo Erifaazi Omutemani n'a iramu n'a tumula nti \v 2 Omuntu bweyagezyangaku okutumula naiwe, wanyiiga? Naye yani asobola okuzibiikirirya obutatumula? \v 3 bona, wayegeresyanga bangi, Era wanywezyanga emikono eminafu.

1
04/04.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 4 Ebigambo byo byamuwaniriranga oyo eyabbaire agwire, Era wawanga amaani amakumbo agaiririire. \v 5 Naye atyanu kituukire gy'oli n'o zirika; Kikukomaku ne weeraliikirira. \v 6 Okutya kwo Katonda ti bwe bwesige bwo, N'a mangira go amagolokofu ti niikwo kusuubira kwo?

1
04/07.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 7 Nkwegayiriire, ijukira, yani eyabbaire agotere nga ngabulaku musango? Oba abatuukirivu babbaire bamaliibwewo waina? \v 8 Nga bwe naboine, abo abakunga obujeemu, ne basiga obwinike, era bye bakungula. \v 9 Bazikirira olw'o mwoka gwa Katonda, Era bamalibwawo olw'o kuwuuma kw'o busungu bwe.

1
04/10.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 10 Okuwuluguma kw'e mpologoma n'e idoboozi ly'e mpologoma endalu, N'a mainu g'e mpologoma entonto gamenyeka. \v 11 Empologoma enkulu efa omuyiigo nga gugigotere, n'a baana b'e mpologoma ni basaasaana.

1
04/12.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 12 Kale ekigambo kyandeeteirwe kyama, N'e kitu kyange ne kitoola okuwuuma kwakyo. \v 13 Mu kulowooza okuva mu kwolesebwa okw'o bwire, endoolo enyingi bwe gikwata abantu.

1
04/14.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 14 Entiisya n'e nkwata n'o kutengera, amagumba gange gonagonna n'o kunyegenya ne ganyegenya. \v 15 Awo omwoyo ni gubita ku maiso gange; enziiri egy'o mubiri gwange ne ginva ku mutwe.

1
04/16.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 16 Gwayemereire bwemereri, naye ni ntasobola kwetegereza bwe gufaanana; Ekifaananyi kyabbaire mu maiso gange: Wabbairewo okusirika, ni mpulira eidoboozi eritumula nti \v 17 Omuntu afa alisinga Katonda obutuukirivu? Omuntu alibba mulongoofu okusinga eyamukolere?

1
04/18.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 18 Bona, tiyeesiga baidu be; n'a bamalayika be abalanga obusirusiru: \v 19 Talisinga einu kubanga abo abagona mu nyumba egy'e taala, Omusingi gwabwe guli mu nfuufu, Ababetentebwa okusooka ekiwowolyo!

1
04/20.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 20 Bazikiririra mu kiseera ekiri wakati w'a makeeri n'o lw'e igulo: Babula mirembe gyonagyona nga wabula akiteekaku mwoyo. \v 21 Omuguwa gwabwe ogw'e weema tegusimbulwa munda mwabwe? Bafa, era awabula magezi.

1
05/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 1 Koowoola; waliwo eyakuvugira? Era yani ku batukuvu gwewakyukira? \v 2 Kubanga okweralirira kwita omusirusiru, n'e iyali liita abula magezi. \v 3 Naboine omusirusiru ng'a simba emizi: Naye amangu ago ni naama ekifo ky'a bbaamu.

1
05/04.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 4 Abaana be babba wala n'e mirembe, Era babetentebwa mu mulyango, So wabula wo kubawonya. \v 5 Omwaka gwabwe omuyala agulya, N'a gutoola n'o mu mawa, N'o mutego guwankirawankira ebintu byabwe.

1
05/06.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 6 Kubanga okubona enaku tikuva mu nfuufu, So n'o bwinike tibuva mu itakali; \v 7 Naye abantu bazaalirwa obwiinike, ng'e nsansi bwe gibuuka waigulu.

1
05/08.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 8 Naye nze, ntaka okusagira Katonda, Era ntaka okulekera Katonda ensonga yange: \v 9 Akola ebikulu ebitasagirikika; Eby'e kitalo ebitaboneka: \v 10 Atonyesya amaizi ku nsi, N'asindika amaizi ku nimiro:

1
05/11.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 11 Awo n'a gulumizya abo abatoowazibwa; N'abo abali mu naku ni basitulibwa nu babba mirembe. \v 12 Aita enkwe egy'a bagerengetanya, Emikono gyabwe ne gitasobola kutuukirirya bye batandikire. \v 13 Akwatisya abagezi olukwe lwabwe ibo: N'o kuteesya kw'a b'e kyeju kumenyekera dala.

1
05/14.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 14 Babba n'e ndikirirya emisana, Era bawamanta mu iwango nga obwire. \v 15 Naye alokola mu kitala eky'o munwa gwabwe, Alokola eyeetaaga mu mukono gw'o w'a maani. \v 16 Kale omwavu n'abba n'o kusuubira, obutali butuukirivu ne buziba omunwa gwabwo.

1
05/17.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 17 Bona aweweibwe mukisa omuntu Katonda gw'a kangavula: Kale tonyooma kubuulirira kw'Omuyinza w'e bintu byonabona. \v 18 Kubanga niiye alumya era niiye anyiga; niiye asumita era engalo gye niigyo egiwonya. \v 19 Yakuwonyanga mu bwinike omukaaga; niiwo awo, mu musanvu tiwaabbenga bubbiibi obunaakukomangaku.

1
05/20.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 20 Mu njala yakununulanga obutafa; n'o mu ntalo yakuwonyanga mu maani g'e kitala. \v 21 Wagisibwanga awali okubambula kw'o lulimi; So tootyenga kuzikirira bwe kwizanga. \v 22 Wasekereranga okuzikirira n'e njala; So tootyenga nsolo gyo ku nsi.

1
05/23.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 23 Kubanga walagaananga endagaanu n'a mabbaale ag'o mu itale; N'e nsolo egy'o mu nsiko gyabbanga n'e mirembe gy'oli. \v 24 Era wamanyanga ng'e weema yo eri mirembe; Era walambulanga ekisibo kyo n'o tobulwa kintu. \v 25 Era wamanyanga ng'e izaide lyo lyabbanga ikulu. N'enda yo ng'o mwido ogw'e itale.

1
05/26.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 26 Olituuka mu magombe go ng'o wererye emyaka mingi. Ng'e kinywa ky'e ŋaanu bwe kiiza mu ntuuko gyakyo. \v 27 Bona, ekyo twakikeneenyere, bwe kiri kityo. Kiwulire okimanye Kaisi obbe kusa.

1
06/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 1 Awo Yobu n'a iramu n'a tumula nti \v 2 Singa okweraliikirira kwange kupimiibwe, N'e naku gyange singa giteekeibwe mu minzaani wamu! \v 3 Kubanga watyanu gyandisingire obuzito omusenyu ogw'e nyanza: Ebigambo byange kye biviire bibba eby'okwanguwirirya.

1
06/04.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 4 Kubanga obusaale bw'Omuyinza w'e bintu byonabona buli munda mwange, n'o busagwa bwabwo omwoyo gwange gubunywa: Eby'e ntiisya ebya Katonda bisimba enyiriri okulwana nanze. \v 5 Entulege ekunga bw'ebba n'o mwido? Oba ente emoola awali emere yaayo? \v 6 Ekibulamu nsa kiriika awabula munyu? Oba olububi lw'e igi luliku bwe luwooma?

1
06/07.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 7 Emeeme yange egaana okubikomaku; Biri sooti ebyokulya eby'omuzizo gye ndi. \v 8 Singa nsobola okuweebwa kye nsaba; Katonda singa ampaire kye neegomba ! \v 9 Katonda singa asiimire okumbbetenta; singa ayanjululya engalo gye n'a malawo!

1
06/10.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 10 Kale bwe nandibbaire n'o kusanyusibwa nga malire niiwo awo, nandijaguzirye olw'o kulumwa Awabula kusaasirwa: Kubanga tingaananga bigambo by'o Mutukuvu. \v 11 Amaani gange niikyo ki, nindirire? N'e nkomerero yange niikyo ki, ngumiikirizirye?

1
06/12.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 12 Amaani gange maani ga mabbaale? Oba omubiri gwange gwe kikomo? \v 13 Ti kubbanga mbula kinyamba mu nze? N'o kukola okw'a maani kubbingiibwe dala gye ndi?

1
06/14.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 14 Ataka okuzirika agwana mukwanu gwe okumukola eby'e kisa; Era n'oyo aleka okutya Omuyinza w'e bintu byonabona. \v 15 Bagande bange babbaire beebeyere ng'a kaiga, Ng'o lusalosalo lw'o bwiga oluwaawo: \v 16 Obwirugala olw'a maizi agakwaite, Era omuzira mwe gwegisa: \v 17 Buli lwe bubuguma, ne bugota: Eibugumu bwe libbaawo, bumalibwawo okuva mu kifo kyabwo.

1
06/18.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 18 Esafaali egitambula ku mbali kwabwo ne gikyama; Bambuka mu idungu ne bazikirira. \v 19 Esafaali gy'e Tema gyamogere, Ebibiina eby'e Seeba byabulindiriire. \v 20 Baakwatiibwe ensoni kubanga baasuubiire; Batoire eyo ne baswazibwa.

1
06/21.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 21 Kubanga atyanu mubulaku kye muli; Mubona ekitiisya ne mutya. \v 22 Nabbaire mbakobere nti mpa? Oba nti muweeyo ku bintu byanyu ekirabo ku lwange? \v 23 Oba nti mumponye mu mukono gw'o mulabe? Oba nti Mununule mu mukono gw'a bajoogi?

1
06/24.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 24 Munjigirirye nzena nasirika: Era muntegeezye bwe kiri kye nasobyerye. \v 25 Ebigambo eby'o bugolokofu nga bya maani! Naye okuwakana kwanyu kunenya ki?

1
06/26.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 26 Mulowooza okunenya ebigambo? Kubanga okutumula kw'oyo abula eisuubi biri sooti mpewo. \v 27 Niiwo awo, mwandikubbiire obululu abula itaaye, n'o mukwanu gwanyu mwandimuviisiryemu amagoba.

1
06/28.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 28 Kale mwikirirye okulingirira; Kubanga mazima tinjaba kubbeeya mu maiso ganyu. \v 29 Mwireeyo, mbeegayiriire, waleke okubbaawo ebitali bye nsonga; niiwo awo, mwireyo ate, ensonga yange nsa. \v 30 Ku lulimi lwange kuliku ebitali bye nsonga? Amatama gange tegasobola kwawula bigambo ebireeta akabbiibi?

1
07/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 1 Abantu babula lutalo ku nsi? N'e naku gyabwe tigifaanana enaku gy'oyo akolera empeera? \v 2 Ng'o mwidu ayaayaanira inu ekiwolyo, Era ng'oyo akolera empeera bw'a suubira empeera ye: \v 3 Ntyo nzena bwe malibwe emyezi egibulaku kye gigasa, N'e biseera eby'o bwire ebinkooya byanteekeirwewo.

1
07/04.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 4 Bwe ngalamira ni ntumula nti Nayimuka di? naye obwire bulwawo; Era ngona nikubbiirwa okukyesya obwire. \v 5 Omubiri gwange guvaire emaginu n'a matiinde; oluwu lwange luziba ne lutulika ate.

1
07/06.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 6 Enaku gyange giwulukuka mangu okusinga obutanta bw'o muluki w'engoye, Era giwaawo awabula isuubi. \v 7 Woowe, ijukira ng'o bulamu bwange mpewo: Amaiso gange tigakaali gabona ate bisa.

1
07/08.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 8 Eriiso ly'oyo ambona tirikaali limbona ate: Amaiso go galibba ku ninze, naye nga mbulawo. \v 9 Ekireri nga bwe kiwaawo ne kigota, Atyo n'oyo aika mu magombe taaniinenga kuvaayo. \v 10 Tairenga ate mu nyumba ye, So n'ekifo kye tekyamumanyenga ate.

1
07/11.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 11 Kyenaviire ndeka okuziyiza omunwa gwange; natumula obubalagali bw'o mwoyo gwange; neemulugunyisya obwinike bw'e meeme yange. \v 12 Ninze nyanza, oba lukwata, n'o kuteekaku n'o nteekaku abankuuma?

1
07/13.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 13 Bwe ntumula nti Ekitanda kyange kyansanyusya, Ekiriri kyange kyawumulya okwemulugunya kwange; \v 14 Kale kaisi n'o ntiisya n'e birooto, n'o nkanga n'o kwolesebwa: \v 15 Emeeme yange n'o kwerobozya ni yeerobozya okutugibwa, n'okufa okusinga amagumba gange gano.

1
07/16.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 16 Ntamiirwe obulamu bwange; tintaka kubba mulamu enaku gyonagyona: Ndeka; kubanga enaku gyange gibulamu. \v 17 Omuntu niikyo ki, iwe okumukulya, Era iwe okumuteekaku omwoyo gwo. \v 18 N'okumwizira buli makeeri, N'okumukema buli kaseera?

1
07/19.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 19 Olituukya waina obutantoolangaku maiso, n'o butandekanga okumala okumira amatanta gange? \v 20 Oba nga nyonoonere, nkukola ki iwe, iwe abonekera abantu? Kiki ekyakuntekeseryewo okubba sabbaawa gy'oli, n'okuzitowa ne neezitoowerera nze nzenka?

1
07/21.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 21 Era kiki ekikulobera okusonyiwa okusobya kwange n'o kutoolawo obutali butuukirivu bwange? Kubanga Atyanu naagalamira mu nfuufu; wena olisagirira dala, naye nze nga mbulawo.

1
08/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 1 Awo Birudaadi Omusuki n'a iramu n'atumula nti \v 2 Olituukya waina okutumula ebyo? Era ebigambo eby'omu munwa gwo birituukya waina okubba ng'e mpewo ey'a maani? \v 3 Katonda anyoola omusango? Oba Omuyinza w'e bintu byonabyona anyoola ensonga?

1
08/04.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 4 Abaana bo oba nga baamwonoonere, iye n'a bagabula mu mukono gw'o kusobya kwabwe: \v 5 Bwewaikirirya okusagirira dala Katonda, ni weegayirira Omuyinza w'e bintu byonabyona;

1
08/06.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 6 Singa obbaire mulongoofu era wa mazima; tiyandiremere okukuzuukukira, N'awa omukisa ekifo omubba obutuukirivu bwo. \v 7 Okusooka kwo waire nga kwabbaire kutono, naye enkomerero yo ey'o luvanyuma yandyeyongeire inu.

1
08/08.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 8 Kubanga buulya ab'e mirembe egyasookere, nkwegayiriire, okeneenye ebyo bazeiza babwe bye basagiriire dala: \v 9 (Kubanga tuli beizo, so tubulaku kye tumaite, Kubanga enaku gyaisu gye tumala ku nsi kiwolyo:) \v 10 Ibo tibalikwegeresya ne bakukobera, Ni batumula ebigambo ebiva mu mwoyo gwabwe?

1
08/11.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 11 Ekitoogo kisobola okukula awabula bitosi? Olulago lusobola okumera awabula maizi? \v 12 Nga lukaali lubisi nga lukaali kutemebwa, luwotoka okusooka omwido ogondi gwonagwona.

1
08/13.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 13 Gatyo bwe gabba amangira ga bonabona abeerabira Katonda; N'e isuubi ly'oyo atatya Katonda lyagotanga: \v 14 Obwesige bwe bwakutukanga, n'ekyo kye yeesiga ngoye gya nawumbuli. \v 15 Yesigikanga ku nyumba ye, naye teeyemererenga: Yaginywererangaku, naye teegumenga.

1
08/16.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 16 Ayerera mu maiso g'e isana, n'amalagala ge galanda okubuna olusuku lwe. \v 17 Emizi gye gikwata ku kifunvu, abona ekifo eky'a mabbaale. \v 18 Bweyazikirizibwanga okuva mu kifo kye, Awo kyamwegaananga nga kitumula nti tinkubonangaku.

1
08/19.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 19 Bona, eryo niilyo eisanyu ery'engira ye, n'abandi baliroka okuva mu itakali. \v 20 Bona, Katonda taasuulenga muntu eyatuukiriire. So taawanirirenga abo abakola obubbiibi.

1
08/21.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 21 Bw'alimala alizulya omunwa gwo enseko, no munwa gwo okutumulira waigulu. \v 22 Abakukyawa balivaala ensoni; ne weema eya babbiibi teribbaawo ate.

1
09/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 1 Awo Yobu n'a iramu n'atumula nti \v 2 Mazima maite nga kiri kityo: Naye omuntu asobola atya okubba n'o butuukirivu eri Katonda? \v 3 Bw'abba nga atakire okuwakana naye tasobola kumwiramu kigambo n'e kimu mu lukumi.

1
09/04.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 4 Omwoyo gwe gwa magezi, era amaani ge mangi:. Yani eyabbaire yekakanyairye eri iye n'a bona omukisa? \v 5 Aijulula ensozi ne gitamanya, Bw'a gifundikisya obusungu bwe. \v 6 Asiisikya ensi okuva mu kifo kyayo, Empango gyayo ni gitengera.

1
09/07.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 7 Alagira eisana n'eritavaayo; Era ateekaku akabonero ku munyenye. \v 8 Abamba eigulu yenka, Era aniinirira amayengo ag'e nyanza. \v 9 Akola nabaliyo, entungalugoye, n'o kakaaga, n'e bisenge eby'obukiika obulyo.

1
09/10.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 10 Akola ebikulu ebitasagirikika; niiwo awo, eby'ekitalo ebitaboneka. \v 11 Bona, ambitaku, ni ntamubona: Era yeeyongerayo mu maiso, naye ne ntamutegeera. \v 12 Bona, akwata omuyigo, yani asobola okumuziyiza? Yani eyamukoba nti okola ki?

1
09/13.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 13 Katonda tatooleengawo busungu bwe; Ababeezi ba Lakabu bakutama wansi we. \v 14 Nze tindisinga einu obutamwiramu, ni neerobaza ebigambo byange mpakane naye? \v 15 Gwe ntandiriremu waire nga ndi mutuukirivu; Nandyegayiriire omulabe wange.

1
09/16.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 16 Singa nkoowoire naye ng'anvugiire; era naye tinandikiriirye ng'a wuliire eidoboozi lyange. \v 17 Kubanga amenya ne mpunga, era ayongera ebiwundu byange okunanga obwereere. \v 18 Taŋanyenga kuweera mwoka, Naye angizwiirye obubalagazi.

1
09/19.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 19 Bwe tutumula ku maani ag'omuyinza, bona, nga aliwo! Bwe tutumula ku kusala omusango, yani eyanteekerawo ekiseera? \v 20 Newaire nga ndi mutuukirivu, omunwa gwange niigwo gwa gwansalira omusango okunsinga: Newaire nga natuukiriire, gwantegeeza okubba omukyamu.

1
09/21.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 21 Nze ndi muntu eyatuukiriire; tinewoozere nzenka; Nyooma obulamu bwange. \v 22 Bwonabwona niibwo bumu; kyenva ntumula nti Azikirirya oyo eyatuukiriire n'o mubbiibi. \v 23 Ekibonyoobonyo bwe kiita amangu ago, Alikudaalira okusalirwa omusango okw'a babulaku kabbiibi. \v 24 Ensi eweweibweyo mu mukono gw'o mubbiibi : Abiika ku maiso g'a balamuzi baayo; oba nga ti niiye, kale niiye ani?

1
09/25.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 25 Enaku gyange giwulukuka mangu okusinga omubaka: giiruka, gibulaku busa bwe giribba. \v 26 Giyikire ng'amaato agatambula embiro Ng'eikookooma eriika ku muyiigo.

1
09/27.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 27 Bwe ntumula nti Neerabira okwemulugunya kwange, Naasanyusya amaiso gange aganakuwaire ni ŋumya omwoyo: \v 28 Awo nga ntiire obwinike bwange bwonabona, maite nga tolinjeta abulaku musango. \v 29 Omusango gulinsinga; Kale kiki ekinteganyisya obwereere?

1
09/30.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 30 Bwe naaba amaizi ag'o muzira, engalo gyange waire nga ngitukulya ntya; \v 31 Era naye olinsuula mu lusalosalo, n'e ngoye gyange nze girintamwa.

1
09/32.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 32 Kubanga iye ti muntu nga nze bwe ndi, nze okumwiramu, ife okubonagana okuwozya omusango. \v 33 Wabula mulamuzi ali wakati waisu, Eyandisoboire okuteeka omukono gwe ku ife fembiri.

1
09/34.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 34 Antoireku omwigo gwe, so entiisya ye ereke okunkanga: \v 35 Kale bwe nanditumwire ni tamutya: Kubanga ti ndi ntyo bwe ndi nze nzenka.

1
10/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 1 Emeeme yange enyiwirwe obulamu bwange; nafukumula okwemulugunya kwange; nayogerya eikabyo ly'e meeme Yange. \v 2 Nakoba Katonda nti Tonsalira musango okunsinga; ntegeeza kyova owakana nanze. \v 3 Okyeta kisa iwe okujooga, okunyooma omulimu gw'e ngalo gyo, N'oyakira okuteesya kw'a babbiibi?

1
10/04.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 4 Olina amaiso ag'o mubiri, oba iwe obona ng'a bantu bwe babona? \v 5 Enaku gyo giri sooti naku egy'a bantu, oba emyaka gyo ng'e naku egy'a bantu, \v 6 N'okubuulya n'o buulya obutali butuukirivu bwange, N'o sagira okwonoona kwange, \v 7 waire ng'o maite nga tindi mubbiibi; So wabula asobola okuwonya mu mukono gwo?

1
10/08.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 8 Emikono gyo niigyo gyamumbire, niigyo gyankolere wamu eruuyi n'e ruuyi; naye onjikirirya. \v 9 Nkwegayiriire, ijukira nga wamumbire ng'e itakali; Era olingirya ate mu nfuufu?

1
10/10.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 10 Tongitulwire ng'a mata, N'o nkwatisya ng'a mata amakalu? \v 11 Wanvalisirye oluwu n'o mubiri, era wangaitire wamu n'a magumba n'e binywa.

1
10/12.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 12 Wampaire obulamu n'o kuganja, n'o kwiza kwo gye ndi niikwo kwakuumire omwoyo gwange. \v 13 Era naye wakisya ebyo mu mwoyo gwo; maite ng'ekyo kiri naiwe: \v 14 Bwe nyonoona, kale wetegerezya, So tolintoolaku butali butuukirivu bwange.

1
10/15.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 15 Bwe mba omubbiibi, nga ginsangire; era bwe mba omutuukirivu, era naye tindiyimusya mutwe gwange; nga nswazibwa inu era nga ningirira enaku gye mbona. \v 16 Era omutwe gwange bwe gwegulumizya, onjiganya ng'e mpologoma: Era ate weeraga ow'e kitalo gye ndi.

1
10/17.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 17 Oiryewo buyaka abajulizi bo eri nze, n'o nyongeraku okunyiiga kwo; ebikyukakyuka n'entalo biri nanze.

1
10/18.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 18 Kale kiki ekyakuntoleserye mu kida? Nanditabaire omwoka, so tiwandibairewo liiso eryandimboine: \v 19 Nandibaire ng'a tabbangawo; Nandisituliibwe okuva mu kida okuntwala mu ntaana.

1
10/20.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 20 Enaku gyange ti ntono? Kale lekera awo, ondeke nsanyusibweku katono, \v 21 Nga nkaali kwaba eyo gye ntaavenga kwirawo, niiyo ensi ey'e ndikirirya n'e y'e kiwolyo eky'o kufa; \v 22 Ensi ey'e ndikirirya ekwaite, ng'ekirirya yeene bwe bweri; Ensi ey'e kiwolyo eky'o kufa awabula kuteekateeka, Era omusana gwayo gulisooti ndikirirya.

1
11/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 1 Awo Zofali Omunaamasi n'a iramu n'a tumula nti \v 2 Olufulube lw'e bigambo tirugwana kulwiramu? N'o muntu omutumulitumuli agwana okumuwa obutuukirivu? \v 3 Okwenyumirirya kwo kwandisiriirye abantu? Era bw'o duula, tewaabbeewo eyakukwatisya ensoni?

1
11/04.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 4 Kubanga otumula nti okwegeresya kwange kulongoofu, nzena ndi musa mu maiso go. \v 5 Naye Katonda singa atumwire, N'a yasamya omunwa gwe eri iwe: \v 6 Era singa akwoleserye ebyama eby'a magezi, nga g'e ngeri nyingi mu kukola okw'a maani! Kale tegeera Katonda ng'a kutaitira so ti ng'o butali butuukirivu bwo bwe bwasaaniire.

1
11/07.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 7 Osobola okubona Katonda olw'o kusagira? Osobola okubona Omuyinza w'e bintu byonabyona n'o mumalayo? \v 8 Kyekankana eigulu obugulumivu; osobola kukola ki? Kisinga amagombe okwaba wansi; osobola kumanya ki? \v 9 Ekigero kyakwo kisinga ensi obuwanvu, Era kisinga enyanza obugazi:

1
11/10.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 10 Bweyabitamu n'asiba abantu, n'abeeta okwiza okusalirwa omusango, kale yani asobola okumuziyizya? \v 11 Kubanga amaite abantu abulaku kye bagasa: Era abona n'o butali butuukirivu waire nga tabulowooza. \v 12 Naye omuntu abulaku ky'agasa abula kutegeera, niiwo awo, abantu bazaalibwa ng'o mwana w'e ntulege.

Some files were not shown because too many files have changed in this diff Show More