1 line
440 B
Plaintext
1 line
440 B
Plaintext
\v 14 Buli muntu afuukire ng'ensolo, so abula kumanya; buli muweesi we zaabu ensoni gimukwata olw'ekifaananyi kye ekyole: kubanga ekifaananyi kye ekisaanuukye bubbeyi, so mubula mwoka mu ibyo. \v 15 Bibulaku kye bigasa, mulimu gw'o bubbeyi: birigotera mu biseera mwe biriizirirwa. \v 16 Omugabo gwa Yakobo tigufaanana ebyo; kubanga oyo niiye mubbumbi wa byonabyona; era Isiraeri niikyo kika eky'obusika bwe: Mukama w'eigye niilyo liina lye. |