1 line
318 B
Plaintext
1 line
318 B
Plaintext
\v 13 Ekigambo Mukama kye yakobere Yeremiya nabbi Nebukaduneeza kabaka w'e Babulooni bw'ayaba okwiza n'akubba ensi y'e Misiri. \v 14 Mukobere mu Misiri, mulangirire mu Migudooli, era mulangirire mu Noofu ne Tapanesi: mutumule nti Fuluma oyemerere, weeteeketeeke; kubanga ekitala kiriire okwetooloola enjuyi gyonagyona. |