1 line
395 B
Plaintext
1 line
395 B
Plaintext
\v 7 Yani ono agolokokere nga Kiyira, amaizi ge geesuukunda ng'emiiga? \v 8 Misiri yagolokokere nga Kiyira, n'amaizi ge geesuukunda ng'emiiga: natumula nti nagolokoka, naabiika ku nsi gyonagyona; ndizikirirya ekibuga n'abo abakityamamu. \v 9 Mwambuke, imwe embalaasi; mulaluke, imwe amagaali; n'abasaiza ab'amaani bafulume: Kuusi ne Puti abakwata engabo; n'Abaluudi abakwata abanaanuula omutego. |