lke_jer_text_reg/36/27.txt

1 line
590 B
Plaintext

\v 27 Awo ekigambo kya Mukama ne kiizira Yeremiya, kabaka ng'amalire okwokya omuzingo n'ebigambo Baluki bye yawandiikire ng'abitoola mu munwa gwa Yeremiya, nga kitumula nti \v 28 Irira ate omuzingo ogundi, owandiike omwo ebigambo byonabyona ebyasookere ebyabbaire mu muzingo ogw'oluberyeberye Yekoyakimu kabaka wa Yuda gw'ayokyerye. \v 29 Era ebya Yekoyakimu kabaka wa Yuda olitumula nti Ati bw'atumula Mukama nti oyokyerye omuzingo guno ng'otumula nti Kiki ekikuwandikisirye omwo ng'otumula nti Kabaka w'e Babulooni talireka kwiza n'azikirirya ensi eno, era alimalawo omwo omuntu n'ensolo?