1 line
358 B
Plaintext
1 line
358 B
Plaintext
\v 32 Ati bw'atumula Mukama w'eigye nti Bona, obubiibi bulifuluma okuva mu igwanga okwaba mu igwanga liinaye, ne mpunga nyungi erikuntibwa eriva ku njegoyego gy'ensi egy'enkomerero. \v 33 N'abo Mukama b'aliita baliva ku nkomerero y'ensi balituuka ku nkomerero yaayo: tebalikungubagirwa so tebalikuŋaanyizibwa so tebaliziikibwa; balibba busa ku maiso g'ensi. |