lke_jer_text_reg/25/05.txt

1 line
359 B
Plaintext

\v 5 ng'atumula nti Mwirewo buli muntu ng'aleka eikabyo lye eibbiibi n'obubbiibi obw'ebikolwa byanyu, mubbe mu nsi Mukama gye yabawaire imwe na bazeiza banyu, okuva eira n'okutuusya emirembe gyonagyona: \v 6 so temusengereryanga bakatonda abandi okubaweereryanga n'okubasinzanga, so temunsunguwalyanga n'omulimu ogw'emikono gyanyu; nzena tindibakola kubbiibi.