1 line
502 B
Plaintext
1 line
502 B
Plaintext
\v 1 Atyo bw'atumula Mukama nti Serengeta eri enyumba ya kabaka we Yuda, \v 2 otumulire eyo ekigambo kino okobe nti Wulira ekigambo kya Mukama, ai kabaka we Yuda atyama ku ntebe ya Dawudi, iwe n'abaidu bo n'abantu bo abayingirira mu miryango gino. \v 3 Ati bw'atumula Mukama nti Mutuukiriryenga emisango n'eby'ensonga, mutoolenga omunyago mu mukono gw'omujoogi: so temulyazaamaanyanga, temugiriranga kyeju mugeni waire abula itaaye waire namwandu, so timufukanga musaayi ogubulaku musango mu kifo kino. |