1 line
308 B
Plaintext
1 line
308 B
Plaintext
\v 43 Ebibuga byakyo bifuukire matongo, ensi enkalu n'eidungu, ensi omubula muntu so wabula mwana wo muntu abitawo. \v 44 Era ndireeta omusango ku Beri mu Babulooni, era nditoola mu munwa gwe ekyo kye yamirire; so n'amawanga nga tigakaali gakulukutira wamu gy'ali ate: niilwo awo, bugwe w'e Babulooni aligwa. |