1 line
557 B
Plaintext
1 line
557 B
Plaintext
\v 26 Era baliiza nga baviire mu bibuga bye Yuda n'o mu bifo ebyetooloire Yerusaalemi n'o mu nsi y'e Benyamini n'o mu nsi ey'ensenyu n'o ku nsozi n'o mu bukiika obulyo, nga baleeta ebiweebwayo ebyokyebwa ne sadaaka n'ebitone n'omusita, era nga baleeta sadaaka egy'okwebalya mu nyumba ya Mukama. \v 27 Naye bwe mutampulirenga okutukulya olunaku olwa sabbiiti, obutatwalanga mugugu waire okuyingiriranga mu miryango gy'e Yerusaalemi ku lunaku olwa sabbiiti; kale ndikumira omusyo mu miryango gyakyo, era gulyokya amayumba ag'e Yerusaalemi, so tegulizikizibwa. |