Sat Aug 24 2024 15:08:55 GMT+0300 (East Africa Time)

This commit is contained in:
Ngabirano Deus 2024-08-24 15:09:01 +03:00
commit b361cc1174
459 changed files with 525 additions and 0 deletions

1
10/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 1 Muwulire ekigambo Mukama ky'abakobere, imwe enyumba ya Isiraeri: \v 2 Ati bw'atumula Mukama nti Timweganga ngira ya mawanga, so temweraliikiriranga bubonero bwo mu igulu; kubanga amawanga gabweraliikirira.

1
10/03.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 3 Kubanga empisa egy'amawanga gibulaku kye gigasa: kubanga wabbaawo omumu atema omusaale mu kibira, omulimu ogw'emikono gy'omukoli n'empasa. \v 4 Baguyonja n'e feeza n'e zaabu; bagukomerera n'eninga n'enyundo gulekenga okusagaasagana. \v 5 Bifaanana olukoma oluliku enjola so tebitumula: tebireka kusitulibwa kubanga tebisobola kutambula. Temubityanga; kubanga tebisobola kukola kubbiibi so n'okukola okusa tekuli mu ibyo.

1
10/06.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 6 Wabula afaanana iwe, Ai Mukama; niiwe mukulu, n'eriina lyo ikulu mu buyinza. \v 7 Yani atandikutiire, Ai Kabaka w'amawanga? kubanga kukugwanira iwe: kubanga mu bagezigezi bonabona ab'amawanga n'o mu kitiibwa kyabwe kyonakyona ekya bakabaka mubula akufaanana iwe.

1
10/08.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 8 Naye ibo bonabona wamu babbaire ng'ensolo, basirusiru: okwegeresya kw'ebifaananyi kisiki busiki. \v 9 Waliwo feeza eyaweeseibwe okubba ey'empewere eyatoleibwe e Talusiisi, n'e zaabu eyaviire e Yufazi, omulimu ogwa fundi, n'ogw'emikono gy'omuweesi we zaabu; kaniki nolugoye olw'efulungu okubba ebivaalo byabyo; byonabyona mulimu gwa basaiza abakabakaba. \v 10 Naye Mukama niiye Katonda mwene ow'amazima; oyo niiye Katonda omulamu, era Kabaka atawaawo: ensi etengera olw'obusungu bwe, so n'amawanga tegasobola kugumiinkirirya kunyiiga kwe.

1
10/11.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 11 Muti bwe mubba mubakoba nti Bakatonda abatakolere igulu ne nsi, abo baligota mu nsi n'okuva wansi w'eigulu. \v 12 Yakolere ensi olw'obuyinza bwe, yanywezerye ebintu byonabyona olw'amagezi ge, era yabambire eigulu olw'okutegeera kwe: \v 13 bw'aleeta eidooozi lye, ne wabba oluyoogaanu alw'amaizi mu igulu, era aniinisya emiika okuva ku nkomerero gy'ensi; akolera amaizi enjota, era atoola empunga mu mawanika ge.

1
10/14.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 14 Buli muntu afuukire ng'ensolo, so abula kumanya; buli muweesi we zaabu ensoni gimukwata olw'ekifaananyi kye ekyole: kubanga ekifaananyi kye ekisaanuukye bubbeyi, so mubula mwoka mu ibyo. \v 15 Bibulaku kye bigasa, mulimu gw'o bubbeyi: birigotera mu biseera mwe biriizirirwa. \v 16 Omugabo gwa Yakobo tigufaanana ebyo; kubanga oyo niiye mubbumbi wa byonabyona; era Isiraeri niikyo kika eky'obusika bwe: Mukama w'eigye niilyo liina lye.

1
10/17.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 17 Kuŋaanya eby'obuguzi bwo obitoole mu nsi, iwe atyama mu kibuga ekizingizibwa. \v 18 Kubanga ati bw'atumula Mukama nti bona, ndivuumuula abatyama mu nsi okubatoolamu mu biseera bino, era ndibansaasaanya, balumibwe.

1
10/19.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 19 giinsangire olw'ekiwundu kyange! ekiwundu kyange kiinuma inu: naye ne ntumula nti Mazima buno niibwo bwinike bwange, era kiŋwanira okubugumiikirirya. \v 20 Eweema yange enyagiibwe, n'emiguwa gyange gyonagoyna gikutukire: abaana bange banviiremu, so babulawo: tiwakaali waliwo w'o kubamba weema yange, waire ow'okusimba amagigi gange.

1
10/21.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 21 Kubanga abasumba bafuukire ng'ensolo, so tibabwirye Mukama: kyebaviire baleka okubona omukisa, n'embuli gyabwe gyonagyona gisaansaine. \v 22 Eidoboozi ery'ekigambo kye babuulira, bona, kiiza, n'okusasamala okunene okuva mu nsi ey'obukiika obugooda, okufuula ebibuga bya Yuda amatongo, ekisulo eky'ebibbe.

1
10/23.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 23 Ai Mukama, maite ng'engira ey'omuntu teri mu niiye mwene: tikiri mu muntu atambula okuluŋamyanga ebigere bye. \v 24 Ai Mukama, onkobere, naye mpola; ti lwo busungu bwo oleke okunzikirirya. \v 25 Fukira dala ekiruyi kyo ku b'amawanga abatakumaite, n'o ku bika ebitakoowoola liina lyo: kubanga baliire Yakobo, niikwo awo, bamuliire, bamumalirewo, bazikirye ekifo kye mw'ababba.

1
11/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 1 Ekigambo ekyaiziire Yeremiya ekyaviire eri Mukama nti \v 2 Muwulire ebigambo eby'endagaanu eno, era mukobe abasaiza ba Yuda n'abo abali mu Yerusaalemi;

1
11/03.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 3 obakobe nti Ati bw'atumula Mukama, Katonda wa Isiraeri, nti omusaiza alaamibwe atawulira bigambo bye ndagaanu eno, \v 4 gye nalagiriire bazeiza banyu ku lunaku kwe nabatoleire mu nsi y'e Misiri, mu kikoomi eky'ekyoma, nga ntumula nti Mugonderenga eidoboozi lyange mubikolenga nga byonabyona bwe biri bye mbalagiire: mutyo bwe mwabbanga abantu bange, nzena naabbanga Katonda wanyu: \v 5 Kaisi nywezyenga ekirayiro kye nalayiriire bazeiza banyu, okubawa ensi ekulukuta amata n'omubisi gw'enjoki nga watyanu. Awo kaisi ne ngiramu ne ntumula nti Amiina, ai Mukama.

1
11/06.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 6 Awo Mukama n'ankoba nti langirira ebigambo bino byonabyona mu bibuga bye Yuda n'o mu nguudo egy'e Yerusaalemi ng'otumula nti Muwulire ebigambo eby'endagaanu eno mubikole. \v 7 Kubanga nategeerezerye dala bazeiza banyu ku lunaku kwe nabatoleire mu nsi y'e Misiri ne watyanu, nga ngolokoka mu makeeri era nga ntegeeza, nga ntumula nti Mugondere eidoboozi lyange. \v 8 Naye ne batagonda so tebaategere kitu kyabwe, naye ne batambulira buli muntu mu bukakanyali bw'omwoyo gwabwe omubbiibi: kyenaviire mbaleetaku ebigambo byonabyona eby'endagaanu eno, gye nabalagiire okukolanga, naye ne batabikola.

1
11/09.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 9 Awo Mukama n'ankoba nti okwekobaana kubonekere mu basaiza ba Yuda ne mu abo abali mu Yerusaalemi. \v 10 Bakyukire okwira mu butali butuukirivu bwa bazeiza babwe abaagaine okuwulira ebigambo byange; era basengereirye bakatonda abandi okubaweereryanga: enyumba ya Isiraeri n'enyumba ya Yuda bamenyere endagaanu yange gye nalagaine n'a bazeiza babwe.

1
11/11.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 11 Mukama kyava atumula ati nti bona, ndibaleetaku obubbiibi bwe batalisobola kuwona; era balinkungirira, naye tindibawulisisya. \v 12 Awo ebibuga bya Yuda n'abo abali mu Yerusaalemi balyaba ne bakungiirira bakatonda be bootereirye obubaani: naye tebalibalokolera n'akamu mu biseera mwe baboneire enaku. \v 13 Kubanga ebibuga byanyu bwe byekankana obusa, na bakatonda bo bwe bekankana batyo, ai Yuda; era ng'enguudo egy'e Yerusaalemi bwe gyekankana obungi, bwe musimbiire mutyo ebyoto ekintu ekikwatisya ensoni, ebyoto eby'okwotereryangaku obubaani eri Baali.

1
11/14.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 14 Kale iwe tosabiranga bantu bano, so tobayimusiryanga kukunga waire okusaba: kubanga tindibawulirira mu biseera mwe balingirira olw'enaku gye baboine. \v 15 Muganzi wange afaayo ki mu nyumba yange, kubanga akolere eby'obukaba n'abangi, n'omubiri omutukuvu gukuviireku? bw'okola okubbiibi lw'osanyuka. \v 16 Mukama yakutuumire eriina nti omuzeyituuni ogwera, omusa nga guliku ebibala ebisa: n'eidoboozi ery'oluyoogaanu olunene agukumireku omusyo, n'amaani gaagwo gamenyekere.

1
11/17.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 17 Kubanga Mukama w'eigye eyakusimbire akwongeireku obubbiibi, olw'obubbiibi obw'enyumba ya Isiraeri n'obw'enyumba ya Yuda bwe beekoleire nga bansunguwairye olw'okwotererya Baali obubaani.

1
11/18.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 18 Awo Mukama n'akimanyisya ne nkimanya: kale kaisi n'ondaga ebikolwa byabwe. \v 19 Naye nabbaire ng'omwana gw'entama omuwombeefu ogutwalibwa okwiitibwa; so tinamaite nga bansaliire enkwe, nga batumula nti tuzikirirye omusaale wamu n'ebibala byagwo, tumuzikirirye mu nsi ey'abalamu, eriina lye baleke okuliijukira ate. \v 20 Naye, ai Mukama w'eigye, asala emisango egy'ensonga, akema emeeme n'omwoyo mbone eigwanga ly'oliwalana ku ibo: kubanga iwe ntegeezerye ensonga yange.

1
11/21.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 21 Mukama kyava atumula ati eby'abasaiza aba Anasosi abasaagira obulamu bwo nga batumula nti tolaguliranga mu liina lya Mukama, omukono gwaisu guleke okukwita: \v 22 Mukama w'eigye kyava atumula ati nti Bona, ndibabonererya: abavubuka balifa kitala; bataane baabwe na bawala baabwe balifa njala; \v 23 so tebalibba na balifiikawo: kubanga ndireeta obubbiibi ku basaiza aba Anasosi, niigwo mwaka mwe baliizirirwa.

1
12/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 1 Oli mutuukirivu, Ai Mukama, bwe mpozya naiwe: naye era nandibbaire ne kye nkunyonyolayoku: engira ey'ababbiibi ebonera ki omukisa? batereerera ki abo bonabona ababbeyabbeya einu? \v 2 Wabasimbire, niiwo awo, basimbire emizi; bamerere, niiwo awo, babala ebibala: oli kumpi mu munwa gwabwe, oli wala n'emeeme yaabwe.

1
12/03.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 3 Naye iwe, Ai Mukama, omaite; ombona n'okema omwoyo gwange bwe gufaanana gy'oli: basike ng'entama egy'okusalibwa, obategekere olunaku olw'okwitiraku. \v 4 Ensi erituukya waina okuwuubaala, n'emiido egy'omu nsi yonayona ne giwotoka? olw'obubbiibi bw'abo abagirimu ensolo kyegiva gimalibwawo, n'enyonyi; kubanga batumula nti talibona nkomerero yaisu y'o luvanyuma.

1
12/05.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 5 Oba ng'oirukiire wamu n'abatambula n'ebigere ne bakukooyesya, kale osobola otya okuwakana n'embalaasi? era waire nga wegoloire mu nsi ey'emirembe, naye olikola otya mu malala ga Yoludaani? \v 6 Kubanga era na bagande bo n'enyumba ya itaawo, era boona bakubbeyerebbeyere; era nabo balangirirye enyuma wo: tobaikiriryanga ne bwe bakukoba ebigambo ebisa.

1
12/07.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 7 Ndekere enyumba yange, nswire obusika bwange; mpaireyo oyo emeeme yange gw'etaka einu dala mu mukono gw'abalabe be. \v 8 Obusika bwange bufuukire gye ndi ng'empologoma mu kibira: ayimusirye eidoboozi lye ku nze; kyenviire mukyawa. \v 9 Obusika bwange buli gye ndi ng'enyonyi eyiga ey'amabala? enyonyi egiyiiga gimulumbire enjuyi gyonagyona? mwabe mukuŋaanye ensolo gyonagyona egy'omu nsiko, mugireete girye.

1
12/10.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 10 Abasumba bangi boonoonere olusuku lwange olw'emizabbibu, baniiniriire omugabo gwange n'ebigere, omugabo gwange ogusanyusa bagufiire idungu omubula muntu. \v 11 Bagufiire matongo; guwuubaala gye ndi nga gulekeibweyo; ensi yonayona efuukire matongo, kubanga wabula muntu agiteekaku mwoyo.

1
12/12.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 12 Abanyagi batuukire ku nsozi gyonagyona egy'ewanza mu idungu: kubanga ekitala kya Mukama kirya okuva ku nkomerero y'ensi okutuuka ku nkomerero y'ensi: wabula kintu ekirina omubiri ekirina emirembe. \v 13 Basiga eŋaanu, bakungwire mawa; beerumya ibo beene, so babulaku kye bagasirye: era mulikwatibwa ensoni olw'ebibala byanyu olw'ekiruyi kya Mukama.

1
12/14.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 14 Ati bw'atumula Mukama eri baliraanwa bange bonabona ababbiibi abakoma ku busika bwe nasikisya abantu bange Isiraeri nti bona, ndibasimbula mu nsi yaabwe, era ndisimbula enyumba ya Yuda wakati mu ibo. \v 15 Awo olulituuka bwe ndibba nga malire okubasimbula, ndirawo ne mbakwatirwa ekisa; era ndibairyawo buli muntu mu busika bwe na buli muntu mu nsi y'ewaabwe.

1
12/16.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 16 Awo olulituuka bwe balinyiikira okwega amangira g'abantu bange, okulayira eriina lyange nti nga Mukama bw'ali omulamu; era nga bwe begeresyanga abantu bange okulayira Baali; kale balizimbibwa wakati mu bantu bange. \v 17 Naye bwe bataliikirirya kuwulira, awo ndisimbula eigwanga eryo, nga nsimbula era nga ndizikirirya, bw'atumula Mukama.

1
13/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 1 Ati Mukama bwe yankobere nti yaba weegulire olukoba lw'eidiba, weesibe mu nkeende yo, so tolwinika mu maizi. \v 2 Awo ne negulira olukoba, ng'ekigambo bwe kyabbaire ekya Mukama; ni ndwesiba mu nkende yange. \v 3 Awo ekigambo kya Mukama ne kingizira omulundi ogw'okubiri nga kitumula nti \v 4 Irira olukoba lwe wagulire oluli mu nkende yo, ogolokoke oyabe ku Fulaati, olugisire eyo mu biina oby'o mu lwazi.

1
13/05.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 5 Awo ne nkoba ne ndukugisira ku Fulaati, nga Mukama bwe yandagiire. \v 6 Awo olwatuukire enaku nyingi nga gibitirewo Mukama n'ankomba nti golokoka oyabe ku Fulaati otooleyo olukoba lwe nakulagiire okulugisira eyo. \v 7 Awo ne njaba ku Fulaati ne nsima ne ntoola olukoba mu kifo mwe nabbaire ndugisiriire: kale, bona, olukoba nga lwonoonekere, nga lubulaku kye lugasa.

1
13/08.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 8 Awo ekigambo kya Mukama ne kingizira nga kitumula nti \v 9 Ati bw'atumula Mukama nti ntyo bwe ndyonoona amalala ga Yuda n'amalala amangi aga Yerusaalemi. \v 10 Abantu bano ababbiibi abagaana okuwulira ebigambo byange, abatambulira mu bukakanyali bw'omwoyo gwabwe, era basengereirye bakatonda abandi okubaweereryanga n'okubasinzanga, balibbeerera dala ng'olukoba luno olubulaku kye lugasa. \v 11 Kuba olukoba nga bwe lwegaita n'enkende y'omuntu, ntyo bwe negaitire nzena ne enyumba yonnayona eya Isiraeri n'enyumba yonayona eya Yuda, bw'atumula Mukama; kaisi babbenga gye ndi eigwanga era eriina era eitendo era ekitiibwa: naye ne batataka kuwulira.

1
13/12.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 12 Kyoliva obakoba ekigambo kino nti Ati bw'atumula Mukama, Katonda wa Isiraeri nti Buli kideku kirizula omwenge boona balikukoba nti titumaite nga buli kideku kiriizula omwenge. \v 13 Awo kaisi obakobere nti ati bw'atumula Mukama nti bona, ndizulya obatamiivu bonabona abali mu nsi eno, bakabaka abatyama ku ntebe ya Dawudi, na bakabona na banabbi, ne bonabona abali mu Yerusaalemi. \v 14 Era ndibatandagira omuntu n'o mwinaye, baitawabwe na batabane baabwe wamu, bw'atumula Mukama: tindisaasira so tindisonyiwa so tindikwatibwa kisa, ndeke okubaikiririsya.

1
13/15.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 15 Muwulire, mutege amatu; temubba na malala: kubanga Mukama atumwire. \v 16 Mumuwe Mukama Katonda wanyu ekitiibwa, nga kikaali kuleeta ndikirirya era ng'ebigere byanyu bikaali kwesiitalira ku nsozi egy'endikirirya; era nga bwe musuubira omusana, n'agufuula ekiwolyo eky'okufa n'agwirugalya okubba endikirirya ekwaite. \v 17 Naye bwe mutaliikirirya kuwulira emeeme yange erikunga amaliga kyama olw'amalala ganyu; n'amaiso gange galikunga inu amaliga, ne gakulukuta amaliga, kubanga ekisibo kya Mukama kikwatiibwe.

1
13/18.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 18 Koba kabaka n'o namasole nti Mwetoowalye mutyame wansi; kubanga ebiremba byanyu bikaikaine, engule ey'ekitiibwa kyanyu: \v 19 Ebibuga eby'obukiika obulyo biigaliibwewo, so wabula w'o kubigulawo: Yuda atwaliibwe yenayena nga musibe; yenayena atwaliibwe dala nga musibe.

1
13/20.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 20 Muyimusye amaiso ganyu mubone abo abava obukiika obugooda: ekisibo kye waweweibwe kiri waina, ekisibo kyo ekisa? \v 21 Olitumula otya, bw'alikuteekaku mikwano gyo okubba omutwe, kubanga iwe mwene niiwe wabegereserye okukukola okubbiibi? obwinike tebulikukwata ng'omukali alumwa okuzaala?

1
13/22.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 22 Era bw'ewatumulira mu mwoyo gwo nti ebigambo bino bingiziire lwaki? olw'obutali butuukirivu bwo kubanga bungi, ebirenge byo kyebiviire bibiikulwaku, n'ebityero byo bikolerwa ekyeju. \v 23 Omuwesiyopya asobola okuwaanyisya omubiri gwe, oba nga amabala gaayo? kale mwena musobola okukola okusa abaamanyiira okukola okubbiibi. \v 24 Kyendiva mbasansanya ng'ebisasiro ebivaawo olw'embuyaga egy'omu idungu.

1
13/25.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 25 Kano niiko kalulu ko, omugabo gwe nakugereire, bw'atumula Mukama; kubanga waneerabiire ne weesiga obubbeyi. \v 26 Nzena kyendiva mbiikula ku birenge byo ku maiso go, n'ensoni gyo giriboneka. \v 27 Naboine emizizo gy'o, bwenzi bwo n'okubbebbera kwo, obukaba obw'okwenda kwo, ku nsozi egy'omu itale. Gikusangire, ai Yerusaalemi totaka kulongoosebwa; ebyo birituukya waina okubbaawo ate?

1
14/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 1 Ekigambo kya Mukama ekyaiziire Yeremiya ekyatumwiire ku kyanda bwe kiri. \v 2 Yuda awuubaala, n'enjigi gyayo giyongobera, batyaime ku itakali nga bavaire ebiirugala; n'okukunga kwa Yerusaalemi kuniinire. \v 3 N'abakungu baabwe batuma abaana baabwe abatobato emwiga: batuuka ku biina, ne batateekangamu maizi; bairiryeyo ensuwa gyabwe nga njereere: ensoni gibakwata, baswala, babiika ku mitwe gyabwe.

1
14/04.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 4 Olw'eitakali eryatikire, kubanga amaizi tigatonyanga mu nsi, abalimi kyebaviire bakwatibwa ensoni, babiika ku mitwe gyabwe. \v 5 Niiwo awo, n'empeewo eri ku itale ezaala, n'ereka omwana gwayo olw'obutabbaawo mwido. \v 6 N'entulege gyemerera ku nsozi egy'ewanza, giwejerawejera empewo ng'ebibbe; amaiso gaagyo gaziba olw'obutabbaawo bimera.

1
14/07.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 7 Obutali butuukirivu bwaisu waire nga butulumiriirye, kola omulimu olw'eriina lyo, ai Mukama: kubanga okwira kwaisu enyuma kungi; twakwonoonere. \v 8 Ai, iwe eisuubi lya Isiraeri, amulokolera mu biseera eby'okuboneramu enaku, wandibbereire ki ng'omubiti mu nsi, era ng'omutambuli akyama okukeesya obwire? \v 9 Wandibbeire ki ng'omuntu asamaaliriire, ng'omusaiza ow'amaani atasobola kulokola? era naye iwe, Ai Mukama, oli wakati mu ife, feena tutuumiibwe eriina lyo; totuleka.

1
14/10.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 10 Ati Mukama bw'akoba abantu bano nti batyo bwe batakanga okuwaba; tebaziyizyanga bigere byabwe: Mukama kyava aleka okubaikirirya; atyanu anaijukira obutali butuukirivu bwabwe, era anaabonererya ebibbiibi byabwe. \v 11 Awo Mukama n'ankoba nti tosabira bantu bano baweebwe ebisa. \v 12 Bwe basiibanga, tinawulirenga kukunga kwabwe; era bwe babaawangayo ebiweebwayo ebyokyebwa n'ebitone, timbaikiriryenga: naye ndibazikirirya n'ekitala n'enjala no kawumpuli.

1
14/13.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 13 Awo kaisi ne ntumula nti woowe, Mukama Katonda! Bona, banabbi babakoba nti Temulibona kitala so temulibba na njala; naye ndibawa emirembe egy'enkalakalira mu kifo kino. \v 14 Awo Mukama Kaisi n'ankoba nti Banabbi balagulira ebyobubbeyi mu liina lyange: tinabalagiire so tinatumwire nabo: babalagwiire okwolesebwa okw'obubbeyi n'obulaguli n'e kigambo ekibulamu n'obukuusa obw'omu mwoyo gwabwe ibo.

1
14/15.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 15 Mukama kyava atumula ati ebya banabbi abalagulira mu liina lyange so tinabatumire, naye ne batumula nti ekitala n'enjala tebiribba mu nsi eno: nti ekitala n'enjala niibyo birizikirya banabbi abo. \v 16 N'abantu be balagwiire balisuulibwa mu nguudo egy'e Yerusaslemi olw'enjala n'ekitala; so tebalibba na balibaziika, ibo na bakali baabwe waire bataane baabwe waire bawala baabwe: kubanga ndifuka ku ibo obubbiibi bwabwe.

1
14/17.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 17 Era olibakoba ekigambo kino nti amaiso gange gakulukute amaliga emisana n'obwire so galeke okulekayo; kubanga omuwala w'abantu bange atamaite musaiza awagwirwemu ekituli kinene, ekiwundu kibbiibi inu dala. \v 18 Bwe nafulumira mu itale, kale, bona, abitiibwe n'ekitala era bwe bayingiire mu kibuga, kale, bona, abo abalwaire olw'enjala kubanga nabbi era n'o kabona batambulira mu nsi so babula kumanya.

1
14/19.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 19 Ogaaniire dala Yuda? emeeme yo yetamirwe Sayuuni? otusumitiire ki, so wabula bulezi bwo kutuwonya? Twasuubiranga emirembe, naye ne watabba bisa ebyaizanga; n'ebiseera eby'okuwonyezebwamu, kale, bona, okukeŋentererwa. \v 20 Ai Mukama, tuukirirya obubbiibi bwaisu n'obutali butuukirivu bwa bazeiza baisu: kubanga twakwonoonere.

1
14/21.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 21 Totutamwa olw'eriina lyo; tovumisya ntebe y'e kitiibwa kyo: ijukira, tomenya ndagaanu gye walagaine naife. \v 22 Mu nfeera gy'ab'amawanga mulimu ebiyinza okutonyesya amaizi? oba eigulu lisobola okuleeta enfunyagali? Ti niiwe iyo, Ai Mukama Katonda waisu? kyetwavanga tukulindirira iwe; kubanga iwe wabikolere ebyo byonabyona.

1
15/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 1 Awo Mukama kaisi n"ankoba nti Musa n'o Samwiri waire nga bemereire mu maiso gange, era emeeme yange teyandisoboire kulingirira bantu bano: babbinge mu maiso gange, baveewo. \v 2 Awo olulituuka bwe balikukoba nti twaira waina nga tuviirewo? kale n'obakoba nti atyo bw'atumula Mukama nti ab'okwitibwa baabe eri okwitibwa; n'ab'ekitala eri ekitala; n'ab'enjala eri enjala; n'ab'okusibibwa eri okusibibwa.

1
15/03.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 3 Era ndibateekerawo engeri ina, bw'atumula Mukama: ekitala okwita, n'embwa okutagula, n'ennyonyi egy'omu ibbanga, n'ensolo egy'omu nsi, okulya n'okuzikirirya. \v 4 Era ndibawaayo okuyuuguumizibwa eruuyi n'eruuyi mu bwakabaka bwonabwona obw'ensi, olwa Manase mutaane wa Keezeekiya kabaka wa Yuda olw'ekyo kye yakoleire mu Yerusaalemi.

1
15/05.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 5 Kubanga yani alikusaasira, iwe Yerusaalemi? oba yani alikukungubagira? oba yani alikyama okubuulya ebifa gy'oli? \v 6 Ongaine, bw'atumula Mukama, oizire enyuma; kyenviire nkugololeraku omukono gwange ne nkuzikirirya; nkoowere okwejusya. \v 7 Era n'abawujira n'ekiwujo mu miryango egy'ensi: mbatooleku abaana, njikiriirye abantu bange; tebairanga okuva mu mangira gaabwe.

1
15/08.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 8 Banamwandu baabwe beeyongeire gye ndi okusinga omusenyu ogw'enyanza: ndetere ku ibo ku maye w'abaisuka omunyagi mu iyangwe: mugwisiryeku obubalagali n'ebitiisya nga tamanyiriire. \v 9 Eyazaire omusanvu ayongobera; alekwiire obulamu; eisana niiryo ligwire nga bukaali bwe misana; akwatiibwe ensoni, aswaire: n'abalifikawo ku ibo ndibagabula eri ekitala mu maiso g'abalabe baabwe, bw'atumula Mukama.

1
15/10.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 10 Ginsangire, nyabo, kubanga wanzaire nga ndi musaiza w'o kutongana era ow'empaka eri ensi gyonagyona tinkoopanga lwa magoba, so n'abantu tibankoopanga lwa magoba; naye buli muntu ku ibo anaama, \v 11 Mukama yatumwire nti Mazima ndikuwa amaani olw'obusa; mazima ndikwegayirirya omulabe mu biseera eby'okukungiramu enaku n'o mu biseera eby'okubonyaabonyezebwamu. \v 12 Omuntu asobola okumenya ekyoma, ekyoma ekiva obukiika obugooda, n'ekikomo?

1
15/13.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 13 Ebintu byo n'obugaiga bwo ndibiwaayo okubba omunyago Awabula muwendo, olw'ebibbiibi byo byonabyona, mu nsalo gyo gyonagyona. \v 14 Era ndibibitya wamu n'abalabe bo okwaba mu nsi gy'otomaite: kubanga omusyo gukwaite olw'obusungu bwange ogulibaakiraku.

1
15/15.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 15 Ai Mukama, niiwe omaite: njijukira ongizire, ompalanire eigwanga ku abo abanjiganya; tontolerawo dala olw'okugumiinkirirya kwo: manya nga nvumiibwe okuunanga iwe. \v 16 Ebigambo byo byabonekere ne mbirya; n'ebigambo byo byabbaire gye ndi isanyu n'okusanyuka kw'omwoyo gwange: kubanga ntuumiibwe eriina lyo, ai Mukama Katonda ow'eigye.

1
15/17.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 17 Timatyaime mu ikuŋaaniro ly'abo ab'ebinyumu, so tinasanyukire: natyaime nzenka olw'omukono gwo; kubanga ongizwirye okunyiiga. \v 18 Obulumi bwange bubbeerera ki obw'olubeerera, n'ekiwundu kyange kibbeerera ki ekitawonyezeka, ekigaana okulogebwa? koizi olibba gye ndi ng'akaiga akabbeeya, ng'amaizi agawaawo?

1
15/19.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 19 Mukama kyava atumula ati nti Bw'olirawo, kale ndikwirya Kaisi oyemerere mu maiso gange; era bw'olyawula eby'omuwendo omungi okubitoola mu ebyo ebitagasa, olibba ng'omunwa gwange: baliira gy'oli naye iwe toiranga gye bali. \v 20 Era ndikufuula eri abantu bano bugwe ow'ekikomo aliku enkomera; era balirwana naiwe, naye tebalikuwangula: kubanga nze ndi wamu naiwe okukulokola n'okukuwonya, bw'atumula Mukama. \v 21 Era ndikuwonya mu mukono gw'ababbiibi, era ndikununula okukutoola mu mukono gw'ab'entiisya.

1
16/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 1 Era ekigambo kya Mukama ne kiiza gye ndi nga kitumula nti \v 2 Tokwanga mukali, so tozaalira baana bo bwisuka waire ab'obuwala mu kifo kino. \v 3 Kubanga Mukama bw'atumula ati eby'abaana ab'obwisuka n'ab'obuwala abazaaliirwe mu kifo kino n'ebya bamawabwe ababazaire n'ebya baitawabwe ababazaaliire mu nsi muno, nti \v 4 Balifa kubbiibi; tebalikungubagirwa so tebaliziikibwa; balibba ng'obusa ku maiso g'eitakali: era balimalibwawo n'ekitala n'enjala n'emirambo gyabwe giribba mere ye nyonyi egy'omu ibbanga era ye nsolo egy'omu nsi.

1
16/05.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 5 Kubanga ati bw'atumula Mukama nti toyingira mu nyumba mwe bakungubagira, so toyaba kukubba biwoobe, so tobakungira: kubanga ntoire emirembe gyange ku bantu bano, bw'atumula Mukama, mbatoireku ekisa n'okusaasira okusa. \v 6 Abakulu era n'abatobato balifiira mu nsi eno: tibaliziikibwa so n'abantu tibalibakungubagira, so tibalyesala so tibalibeemwerera:

1
16/07.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 7 so abantu tibalibamegera mere nga babakungira, okubakubbagizya olw'abafu; so abantu tebalibawa kikompe kyo kusanyusa okunywa olwa itawabwe oba olwa mawabwe. \v 8 So toliyingira mu nyumba mwe baliira embaga, okutyama nabo, okulya n'okunywa. \v 9 Kubanga ati bw'atumula Mukama w'eigye, Katonda wa Isiraeri, nti bona, ndikomya mu kifo kino mu maiso ganyu naimwe nga mukaali balamu, eidoboozi ery'ebinyumu n'eidoboozi ery'okusanyuka, eidoboozi ery'akwa omugole n'eidoboozi ly'omugole.

1
16/10.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 10 Awo olulituuka bw'olitegeeza abantu bano ebigambo bino byonabyona, ibo ne bakukoba nti Kiki ekitumwirye Mukama obubbiibi buno bwonabwona obunene eri ife? oba atulanga ki? oba kyonoono ki kye twonoonere Mukama Katonda waisu? \v 11 kale kaisi N'obakoba nti Kubanga Bazeiza banyu banvireku, bw'atumula Mukama, ne batambula okusengererya bakatonda abandi ne babaweererya ne babasinza ne bava ku nze, so tebakwaite mateeka gange;

1
16/12.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 12 Mwena mwakolere kubbiibi okusinga bazeiza banyu; kubanga, bona, mutambula buli muntu ng'obukakanyali bw'omwoyo gwe omubbiibi bwe buli n'okuwulira ne mutampulira \v 13 kyendiva mbabbiinga mu nsi eno okwaba mu nsi gye mutamanyanga, imwe waire bazeiza banyu; era mwaweerereryanga eyo bakatonda abandi emisana n'obwire; kubanga tindibalaga kisa n'akadiidiiri.

1
16/14.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 14 Kale, bona, enaku giiza, bw'atumula Mukama, lwe batakaali batumula nti nga Mukama bw'ali omulamu eyatire abaana ba Isiraeri mu nsi y'e Misiri; \v 15 naye nti nga Mukama bw'ali omulamu eyatire abaana ba Isiraeri mu nsi ey'obukiika obugooda n'o mu matwale gonagona gye yabbaire ababbingiire: era ndibairyawo mu nsi y'ewaabwe gye nawaire bazeiza babwe.

1
16/16.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 16 Bona, nditumya abavubi bangi, bw'atumula Mukama, era balibavuba; oluvanyuma nditumya abayigi bangi, era balibayiga okubatoola ku buli lusozi na ku buli kasozi, ne mu biina eby'omu mabbaale. \v 17 Kubanga amaiso gange galingirira amangira gaabwe gonagona: tegagisibwa bweni bwange, so n'obutali butuukirivu bwabwe tebugisibwa maiso gange. \v 18 Era okusooka ndisasula obutali butuukirivu bwabwe n'ekibbiibi kyabwe emirundi ibiri; kubanga bayonoonere ensi yange n'emirambo egy'ebintu byabwe eby'ebiive, era baizwirye obusika bwange emizizo gyabwe.

1
16/19.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 19 Ai Mukama, amaani gange era ekigo kyange, era obwirukiro bwange ku naku olw'okuboneramu enaku, eri iwe amawanga gye galiiza nga bava ku nkomerero gy'ensi, era balitumula nti bazeiza baisu basikiire bubbeyi bwereere, nfeera n'ebigambo ebibulaku kye bigasa. \v 20 Omuntu alyekolera bakatonda, era abatali bakatonda? \v 21 Kale, bona, ndibamanyisya, omulundi guno gwonka ndibamanyisya omukono gwange n'amaani gange; era balimanya ng'e riina lyange Yakuwa.

1
17/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 1 Ekibbiibi kya Yuda kyawandiikiibwe n'ekalaamu ey'e kyoma eibbaale erya alimasi eisongoli: kyayoleibwe ku kipande eky'omwoyo gwabwe, n'o ku maziga g'ebyoto byanyu; \v 2 abaana baabwe nga bwe baijukiire ebyoto byabwe n'a baasera baabwe awali emisaale egimera ku nsozi empanvu.

1
17/03.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 3 Ai olusozi lwange oluli mu nimiro, ndigabula ebintu byo n'obugaiga bwo bwonabwona okubba omunyago, n'ebifo byo ebigulumivu olw'okwonoona, mu nsalo gyo gyonagyona. \v 4 Wena olivaamu ku bubwo wenka mu busika bwo bwe nakuwaire; era ndikuweereresya abalabe bo mu nsi gy'otomaite: kubanga mukumire omusyo mu busungu bwange obwabuubuukanga emirembe gyonagyona.

1
17/05.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 5 Ati bw'atumula Mukama nti Alaamiibwe omusaiza oyo eyeesiga abantu, n'afuula omubiri okubba omukono gwe, n'omwoyo gwe guva ku Mukama. \v 6 Kubanga alifaanana omwoloola oguli mu idungu, so talibona ebisa bwe biriiza; naye alibba mu biwalakate mu idungu, ensi ey'omuunyu so ebulamu bantu.

1
17/07.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 7 Alina omukisa omusaiza oyo eyeesiga Mukama, era Mukama niilyo eisuubi lye. \v 8 Kubanga alibba ng'omusaale ogwasimbiibwe awali amaizi, ne gulanda emizi gyagwo awali omwiga, so tegulitya musana bwe gwaka einu, naye amalagala gaagwo galiyera; so tegulyeraliikiririra mu mwaka ogw'ekyeya, so tegulirekayo kubala bibala.

1
17/09.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 9 Omwoyo mubbeyi okusinga ebintu byonabyona, era gulwaire endwaire etewonyezeka: yani asobola okugumanya? \v 10 Nze Mukama nkebera omwoyo, nkema emeeme, okuwa buli muntu ng'amangira ge bwe gali, ng'ebibala bwe biri eby'ebikolwa bye. \v 11 Ng'enkwale bw'ekuŋaanya obwana bw'etezaalanga, atyo bw'abba oyo afuna obugaiga so ti lwa mazima; enaku gye nga gikaali gye kitundu bulimuvaaku, n'o ku nkomerero iye alibba musirusiru.

1
17/12.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 12 Ekifo eky'awatukuvu waisu niiyo ntebe ey'ekitiibwa eyagulumiziibwe okuva ku luberyeberye. \v 13 Ai Mukama, eisuubi lya Isiraeri, bonabona abakuviireku balikwatibwa ensoni; abansengukire baliwandiikibwa ku itakali, kubanga baviire ku Mukama, ensulo y'amaizi amalamu. \v 14 Mponya, ai Mukama, kale lwe naawona; ndokola, kale lwe nalokoka: kubanga iwe oli itendo lyange.

1
17/15.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 15 bona, bankoba nti ekigambo kya Mukama kiri waina? kiize. \v 16 Nze ku bwange tineyuna obutabba musumba enyuma wo; so tinegombanga olunaku olw'okuboneramu enaku; iwe omaite: ekyava mu munwa gwange kyabbanga mu maiso go.

1
17/17.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 17 Tobba ntiisya gye ndi: iwe oli bwirukiro bwange ku lunaku olw'okuboneramu obubbiibi. \v 18 Bakwatibwe ensoni abo abanjigganya, naye nze ndeke okukwatibwa ensoni; ibo bakeŋentererwe, naye nze ndeke okukeŋentererwa: baleeteku olunaku olw'okuboneramu obubbiibi, obazikirirye okuzikirira okw'emirundi ibiri.

1
17/19.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 19 Ati Mukama bwe yankobere nti yaba oyemerere mu mulyango ogw'abaana b'abantu, bakabaka ba Yuda mwe bemerera era mwe bafulumira n'o mu miryango gyonagyona egy'e Yerusaalemi; \v 20 obakobe nti Muwulire ekigambo kya Mukama, imwe bakabaka ba Yuda, ne Yuda yenayena ne bonabona abali mu Yerusaalemi, abayingirira mu miryango gino:

1
17/21.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 21 ati bw'atumula Mukama nti Mwekume muleke okusituliranga ku lunaku lwa sabbiiti omugugu gwonagwona, so temwegeresyanga mu miryango egy'e Yerusaalemi; \v 22 so temutoolanga mugugu mu nyumba gyanyu ku lunaku olwa sabbiiti, so temukolanga mulimu gwonagwona : naye mutukulyanga olunaku olwa sabbiiti nga bwe nalagiire bazeiza banyu; \v 23 naye ne batawulira so tebaategere kitu kyabwe, naye ne bakakanyalya eikoti lyabwe baleke okuwulira era baleke okwikirirya okwegeresebwa.

1
17/24.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 24 Awo olulituuka, bwe mwanyiikiranga okumpulira, bw'atumula Mukama, obutaleetanga mugugu gwonagwona okugubisya mu miryango gy'ekibuga kino ku lunaku olwa sabbiiti, naye bwe mwatukulyanga olunaku olwa sabbiiti obutalukolerangaku mulimu gwonagwona; \v 25 kale mu miryango gy'ekibuga kino mwayingirangamu bakabaka n'abalangira abatyaime ku ntebe ya Dawudi, nga bali ku magaali era nga beebagaire embalaasi, ibo n'abakungu baabwe, abasaiza ba Yuda n'abalibba mu Yerusaalemi: n'ekibuga kino kyabbanga kyo lubeerera.

1
17/26.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 26 Era baliiza nga baviire mu bibuga bye Yuda n'o mu bifo ebyetooloire Yerusaalemi n'o mu nsi y'e Benyamini n'o mu nsi ey'ensenyu n'o ku nsozi n'o mu bukiika obulyo, nga baleeta ebiweebwayo ebyokyebwa ne sadaaka n'ebitone n'omusita, era nga baleeta sadaaka egy'okwebalya mu nyumba ya Mukama. \v 27 Naye bwe mutampulirenga okutukulya olunaku olwa sabbiiti, obutatwalanga mugugu waire okuyingiriranga mu miryango gy'e Yerusaalemi ku lunaku olwa sabbiiti; kale ndikumira omusyo mu miryango gyakyo, era gulyokya amayumba ag'e Yerusaalemi, so tegulizikizibwa.

1
18/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 1 Ekigambo ekyaiziire Yeremiya okuva eri Mukama nti \v 2 Golokoka oserengete eri enyumba ey'omubbumbi, era eyo gye naakuwulirirya ebigambo byange. \v 3 Awo ne nserengeta eri enyumba ey'omubbumbi, kale, bona, ng'akolera omulimu gwe ku mpaanka. \v 4 Awo ekintu kye Yabbaire akola n'eibbumba bwe kyayonoonekere mu mukono gw'omubbumbi, n'akibbumba ate okubba ekintu ekindi ng'omubbumbi bwe yasiimire okukibbumba.

1
18/05.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 5 Awo ekigambo kya Mukama ne kingizira nga kitumula nti \v 6 Ai enyumba ya Isiraeri, nze tinsobola kubakola ng'omubbumbi ono? bw'ayatumwire Mukama. Bona, eibbumba nga bwe liri mu mukono gw'omubbumbi, mwena bwe muli mutyo mu mukono gwange, Ai enyumba ya Isiraeri. \v 7 Bwe ndibba nga ntumwire ku igwanga n'o ku bwakabaka, okusimbula n'okumenya n'okuzikirirya; \v 8 eigwanga eryo lye ntumwireku bwe lirikyuka okuleka obubbiibi bwabwe, ndyejusya obubbiibi bwe nabbaire ndowooza okubakola.

1
18/09.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 9 Bwe ndibba nga ntumwire ku igwanga n'o ku bwakabaka, okulizimba n'okulisimba; \v 10 bwe lirikola obubbiibi mu maiso gange, obutawulira idoboozi lyange, kale ndyejusa obusa bwe natumwire okukola okubagasa.

1
18/11.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 11 Kale koba abasaiza b'e Yuda n'abali mu Yerusaalemi nti ati bw'atumula Mukama nti bona, mbatekeseryeku obubbiibi era mbasalira amagezi: mwirewo buli muntu ng'ava mu ngira ye embiibbi, mulongoosye amangira gyanyu n'ebikolwa byanyu. \v 12 Naye ne batumula nti wabula isuubi: kubanga twatambulanga okusengererya ebyo bye twagunjire ife, era twakolanga buli muntu ng'obukakanyali bw'omwoyo gwe omubbiibi bwe buli.

1
18/13.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 13 Mukama kyava atumula ati nti mubuulye mu mawanga eyabbaire awuliire ebigambo ebyekankana awo; omuwala wa Isiraeri akolere ekigambo eky'ekiive einu. \v 14 Omuzira oguli ku Lebanooni guliweerawo ku lwazi olw'oku itale? amaizi amawolu agakulukuta agava ewala galikalira?

1
18/15.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 15 Kubanga abantu bange baneerabiire, bookyereirye obubaani ebibulamu; era babeesitazirye mu ma gaabwe, mu mangira ag'eira, okutambulira mu mpenda, mu ngira etali nsende; \v 16 okufuula ensi yaabwe ekyewuunyo n'okunionsolebwanga enaku gyonagyona; buli muntu yabitangawo yewuunyanga n'asiisikya omutwe gwe. \v 17 Ndibasaansaanya nga n'empunga egiva ebuvaisana mu maiso g'omulabe; ndiringirira amabega gaabwe so ti maiso gaabwe ku lunaku mwe balibonera obwinike.

1
18/18.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 18 Awo kaisi ne batumula nti mwize tumusalire Yeremiya amagezi; kubanga amateeka tegalibula awali kabona, waire okuteesa awali ow'amagezi, waire ekigambo awali nabbi: Mwize tumukubbe n'olulimi, tuleke okuteekayo omwoyo eri ebigambo bye n'ekimu. \v 19 teekayo omwoyo eri nze, ai Mukama, owulire eidoboozi ly'abo abampakanya. \v 20 Obubbiibi bulisasulwa olw'obusa? kubanga basimiire emeeme yange ebiina. Ijukira bwe nayemereire mu maiso go okubatumulira ibo ebisa okukyusa ekiruyi kyo kibaveeku.

1
18/21.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 21 Kale waayo abaana baabwe eri enjala, obagabule eri obuyinza obw'ekitala; bakali baabwe bafiirwe abaana baabwe era babbe banamwandu; n'abasaiza baitibwe, n'abaisuka baabwe basumitibwe n'ekitala mu lutalo. \v 22 Okukunga kuwulirwe okuva mu nyumba gyabwe, bw'olibaleetaku ekibiina nga tebamanyiriire: kubanga basimire ebiina okunkwata, era bagisiire ebigere byange ebyambika. \v 23 Era naye, Mukama, niiwe omaite byonabyona bye bateesya okungita; tosonyiwa bubbiibi bwabwe, so tosangula kwonoona kwabwe mu maiso go: naye basuulibwe mu maiso go; obabonererye mu kiseera eky'obusungu bwo.

1
19/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 1 Ati bw'atumula Mukama nti yaba ogule ensumbi ey'eibbumba ey'omubbumbi, otwale ku bakaire b'abantu n'o ku bakaire ba bakabona; \v 2 ofulume okwaba mu kiwonvu kya mutaane wa Kinomu ekiri awayingirirwa mu mulyango Kalusiisi, olangirire eyo ebigambo bye nakukobere: \v 3 otumule nti muwulire ekigambo kya Mukama, imwe bakabaka ba Yuda naimwe abali mu Yerusaalemi; atyo bw'atumula Mukama w'eigye, Katonda wa Isiraeri nti bona, ndireeta obubbiibi ku kifo kino, obulyanamirirya amatu ga buli muntu alibuwulira.

1
19/04.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 4 Kubanga bandekerewo ne bakaafuwalya ekifo kino, ne bootererya omwo bakatonda abandi obubaani, be batamanyanga ibo n'a bazaiza babwe n'a bakabaka ba Yuda; era baizulya ekifo kino omusaayi ogubulaku musango; \v 5 era bazimbire ebifo ebigulumivu ebya Baali okwokya bataane baabwe mu musyo okubba ebiweebwayo ebyokyebwa eri Baali; kye ntalagiranga so tinakitumwiire so tekyayingiire mu mwoyo gwange:

1
19/06.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 6 kale, bona enaku giiza, bw'atumula Mukama ekifo kino lwe kitakaali kyetebwa nti Tofesi waire nti Kiwonvu kya mutaane wa Kinomu, naye nti kiwonvu eky'okwitirwamu. \v 7 Era ndiita okuteesya kwa Yuda ne Yerusaalemi mu kifo kino; era ndibagwisya n'ekitala mu maiso g'abalabe baabwe, era n'omukono gw'abo abasagira obulamu bwabwe: n'emirambo gyabwe ndigigabula okubba eby'okulya eri enyonyi egy'omu ibbanga n'eri ensolo egy'omu nsi. \v 8 Era ndifuula ekibuga kino ekyewuunyo era okunionsolebwanga; buli alibitawo alyewuunya n'anionsola olw'ebibonyoobonyo byakyo byonabyona \v 9 Era ndibaliisya omubiri gwa bataane baabwe, n'omubiri gw'abawala baabwe, era balirya buli muntu omubiri gwa mukwanu gwe mu kuzingizibwa n'o mu kwegeresebwa abalabe baabwe, n'abo abasaagira obulamu bwabwe kwe balibegeresya.

1
19/10.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 10 Awo kaisi n'omenya ensumbi eyo, abasaiza abayabira naiwe nga babona, \v 11 n'obakoba nti ati bw'atumula Mukama w'eigye nti era ntyo bwe ndimenya abantu bano n'ekibuga kino ng'omuntu bw'amenya ekintu ky'omubbumbi ekitasoboka kuyungibwa ate: era baliziikira mu Tofesi okutuusya lwe watalibbaawo ibbanga lyo kuziikamu.

1
19/12.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 12 Ntyo bwe ndikola ekifo kino, bw'atumula Mukama, n'abakityamamu, nga nfuula ekibuga kino okubba nga Tofesi: \v 13 n'enyumba egy'e Yerusaalemi n'enyumba gya bakabaka ba Yuda egyonoonekere giribba ng'ekifo Tofesi, enyumba gyonagyona gye bayoterereryangaku waigulu obubaani eigye lyonalyona ery'eigulu, ne bafukira bakatonda abandi ebiweebwayo ebyokunywa.

1
19/14.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 14 Awo Yeremiya n'aiza ng'ava e Tofesi Mukama gye yabbaire amutumire okulagula; n'ayemerera mu luya olw'enyumba ya Mukama, n'akoba abantu bonabona nti \v 15 Ati bw'atumula Mukama w'eigye, Katonda wa Isiraeri nti bona, ndireeta ku kibuga kino n'o ku mbuga gyakyo gyonagyona obubbiibi bwonabwona bwe nakitumwireku; kubanga bakakanyairye eikoti lyabwe baleke okuwulira ebigambo byange.

1
20/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 1 Awo Pasukuli mutaane wa Imeri kabona, eyabbaire omwami omukulu ow'omu nyumba ya Mukama, nawulira Yeremiya ng'alagula ebyo. \v 2 Awo Pasukuli n'akubba Yeremiya nabbi n'amusiba mu nvuba eyabbaire mu mulyango ogw'engulu ogwa Benyamini ogwabbaire mu nyumba ya Mukama.

1
20/03.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 3 Awo olwatuukire amakeeri Pasukuli n'atoola Yeremiya mu nvuba. Awo Yeremiya n'amukoba nti Mukama takutuumiire liina lyo Pasukuli wabula Magolumisabibu. \v 4 Kubanga ati bw'atumula Mukama nti bona, ndikufuula eky'entiisya eri iwe mwene n'eri mikwanu gyo bonabona: era baligwa n'ekitala eky'abalabe baabwe, n'amaiso go galikibona: era ndiwa Yuda yenayena mu mukono gwa kabaka w'e Babulooni, yeena alibatwala e Babulooni nga basibe, era alibaita n'ekitala.

1
20/05.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 5 Era ate ndiwa obugaigga bwonabwona obw'omu kibuga kino n'amagoba gaamu gonagona n'ebintu byamu byonabyona eby'omuwendo omungi, niiwo awo, ebintu byonabyona ebya bakabaka ba Yuda ndibiwa mu mukono gw'abalabe baabwe, abalibanyaga ne babakwata ne babatwala e Babulooni. \v 6 Wena, Pasukuli, n'abo bonabona abali mu nyumba yo balyaba mu busibe: era olituuka e Babulooni, era olifiira eyo, era oliziikirwa eyo, iwe ne mikwanu gyo bonabona be walagulirwe eby'obubbeyi.

1
20/07.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 7 Ai Mukama, wambeyere nze ne mbeyebwa: onsinga nze amaani era owangwire: nfuukire ekisekererwa okuzibya obwire, buli muntu ankudaalira. \v 8 Kubanga buli lwe ntumula, ntumulira waigulu; ntumulira waigulu nti ekyeju n'okunyaga: kubanga ekigambo kya Mukama bakifuula ekivumi gye ndi n'eky'okusekererwa okuzibya obwire. \v 9 Era bwe ntumula nti timuumulaku so tinkaali ntumulira mu liina lye, kale mu mwoyo gwange mubba ng'omusyo ogubuubuuka ogusibibwa mu magumba gange, era nga nkowere okuzibiikirirya so tinsobola kubbeerera awo.

1
20/10.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 10 Kubanga mpuliire okulyolyoma kw'abangi, entiisya enjuyi gyonagoyna. Muloope, fena twamuloopa bwe batumula mikwanu gyange einu bonabona, ibo abalabirira okuwenyera kwange; koizi yasendebwasendebwa, fena twamuwangula, era tulimuwalanaku eigwanga: \v 11 Naye Mukama ali nanze ng'ow'amaani ow'entiisya: abanjiganya kyebaliva beesitala so tebaliwangula: baliswala inu, kubanga tebakolere bya magezi, balikwatibwa ensoni egitaliwaawo egiteerabirwenga enaku gyonagyona.

1
20/12.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 12 Naye, ai Mukama w'eigye, akema omutuukirivu, abona emeeme ey'omukati, mbone eigwanga lyo ly'oliwalana ku ibo; kubanga nkukobeire ensonga yange. \v 13 Mwembere Mukama, mutendereze Mukama: kubanga awonyerye emeeme y'oyo eyeetaaga mu mukono gw'abo abakola obubbiibi.

1
20/14.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 14 Olunaku kwe nazaaliirwe lukolimiirwe: olunaku mawange kwe yanzaaliire luleke okuweebwa omukisa. \v 15 Alamiibwe oyo eyamuleeteire itawange ebigambo nti ozaaliirwe mwana w'o bwisuka; ng'amusanyusya inu.

1
20/16.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 16 Era Omusaiza oyo abbe ng'ebibuga Mukama bye yaswire n'ateenenya: awulire okukunga amakeeri, n'okutumulira wa igulu mu iyangwe; \v 17 kubanga teyangitire bwe naviire mu kida; atyo mawange yandibbaire entaana yange, n'ekida niikyo kyandibbaire kikulu enaku gyonagyona. \v 18 Naviiriire ki mu kida okubona okutegana n'obwinike, enaku gyange gimalibwewo olw'ensoni?

1
21/01.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 1 Ekigambo ekyaizire eri Yeremiya okuva eri Mukama kabaka Zedekiya bwe yamutumire Pasukuli mutaane wa Malukiya n'o Zefaniya mutaane wa Maseya kabona ng'atumula nti \v 2 Nkwegayiriire, tubuuliirye eri Mukama; kubanga Nebukadduleeza kabaka w'e Babulooni atutabaala: koizi Mukama yatukola ng'ebikolwa bye byonabyona eby'ekitalo bwe biri, atuveeku.

1
21/03.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 3 Awo Yeremiya n'abakoba nti muti bwe mubba mukoba Zedekiya nti \v 4 Ati bw'atumula Mukama, Katonda wa Isiraeri nti Bona, ndirya enyuma ebyokulwanisya ebiri mu mikono gyanyu bye mulwanisya n'o kabaka w'e Babulooni n'Abakaludaaya ababazingizirye, abali ewanza wa bugwe, era ndibakuŋaanyirya wakati mu kibuga kino. \v 5 Nzena mwene ndirwana naimwe n'engalo egigoloirwe n'omukono ogw'amaani, nga ndiku obusungu n'ekiruyi n'obulalu obungi.

1
21/06.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 6 Era ndiita abali mu kibuga kino, abantu era n'ensolo: balifa kawumpuli mungi. \v 7 Awo oluvanyuma, bw'eyatumula Mukama, ndigabula Zedekiya kabaka we Yuda n'abaidu be n'abantu, abo kawumpuli n'ekitala n'enjala be byafiikiryewo mu kibuga muno, mu mukono gwa Nebukaduneeza kabaka we Babulooni n'o mu mukono gw'abalabe baabwe n'o mu mukono gw'abo abasagira obulamu bwabwe: era alibaita n'obwogi bw'ekitala; talibasonyiwa so talibakwatirwa kisa so talisaasira.

1
21/08.txt Normal file
View File

@ -0,0 +1 @@
\v 8 Era okobanga abantu bano nti Ati bw'atumula Mukama nti bona, nteeka mu maiso gangyu engira ey'obulamu n'engira ey'okufa. \v 9 Abba mu kibuga muno alifa n'ekitala n'enjala no kawumpuli: naye oyo avaamu n'asenga Abakaludaaya ababazingizirye iye alibba omulamu, n'obulamu bwe buliba munyago gy'ali. \v 10 Kubanga ntekere amaiso gange ku kibuga kino okukireetaku obubbiibi so ti busa, bw'atumula Mukama: kirigabulwa mu mukono gwa kabaka we Babulooni, naye alikyokya omusyo.

Some files were not shown because too many files have changed in this diff Show More