Sat Aug 31 2024 14:02:07 GMT+0300 (East Africa Time)
This commit is contained in:
commit
92b0d1f5e6
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 1 Ebigambo bya Yeremiya mutaane wa Kirukiya ow'oku bakabona ababbaire mu Anasosi mu nsi ya Benjamini: \v 2 eyaizirwe ekigambo kya Mukama mu mirembe gya Yosiya mutaane wa Amoni, kabaka wa Yuda, mu mwaka ogw'eikumi n'eisatu ogw'okufuga kwe. \v 3 Era kyaizire no mu mirembe gya Yekoyakimu mutaane wa Yosiya kabaka wa Yuda, okutuusya ku nkomerero y'omwaka ogw'eikumi no gumu ogwa Zedekiya mutaane wa Yosiya kabaka wa Yuda: okutuusya ab'e Yerusaalemi lwe baatwaliibwe nga basibe mu mwezi ogw'okutaanu.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 4 Awo ekigambo kya Mukama ne kingizira nti \v 5 Bwe nabbaire nga nkaali kukubbumba mu kida nakumaite, era nga okaali kuva mu kida nakutukwirye; nkutekerewo okubba nabbi eri amawanga. \v 6 Awo nze kaisi ne ntumula nti Woowe, Mukama Katonda! bona, tinsobola kutumula: kubanga ndi mwana mutomuto.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 7 Naye Mukama n'ankoba nti Totumula nti Ndi mwana mutomuto: kubanga eri bonabona gye naakutumanga gy'ewayabanga, era kyonakyona kye nakulagiranga ky'ewatumulanga. \v 8 Tobatyanga: kubanga nze ndi wamu naiwe okukuwonya, bw'atumula Mukama.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 9 Awo Mukama n'agolola omukono gwe n'akoma ku munwa gwange; Mukama n'ankoba nti Bona, ntekere ebigambo byange mu munwa gwo: \v 10 bona, Watyanu nkutekerewo okubba omukulu w'amawanga era ow'amatwale ga bakabaka, okusimbula n'okumenya n'okuzikirirya n'okusuula; okuzimba n'okusimba.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 11 Era ate ekigambo kya Mukama ne kingizira nga kitumula nti Yeremiya, obona ki? Ne ntumula nti Mbona omwigo ogw'omulogi. \v 12 Awo Mukama n'ankoba nti Oboine kusa: kubanga ndabirira ekigambo kyange okukituukirirya.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 13 Awo ekigambo kya Mukama ne kingizira omulundi ogw'okubiri nga kitumula nti Obona ki? Ne ntumula nti mbona entamu eyeesera; n'amaiso gaayo geema obukiika obulyo. \v 14 Awo Mukama n'ankoba nti Okwema obukiika obulyo obubbiibi bulifubutukira ku bonabona abali mu nsi.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 15 Kubanga, bona, ndyeta ebika byonabyona eby'amatwale ga bakabaka b'obukiika obugooda, bw'atumula Mukama; era baliiza ne basimba buli muntu entebe ye awayingirirwa mu miryango gya Yerusaalemi n'okwolekera bugwe waayo yenayena enjuyi gyonagyona n'okwolekera ebibuga byonabyona ebya Yuda. \v 16 Era ndyatula emisango gyange eri bo olw'obubbiibi bwabwe bwonabwona; kubanga bandetere ne booterya obubaani eri bakatonda abandi, ne basinza emirimu egy'engalo gyabwe ibo.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 17 Kale weesibe ekimyu oyimuke obakobe byonabyona bye nkulagira: tokeŋentererwanga eri ibo, ndeke okukukeŋenterera mu maiso gaabwe. \v 18 Kubanga, bona, nkufiire watyanu ekibuga ekiriku enkomera, era empagi ey'ekyoma, era bugwe ow'ekikomo eri ensi yonayona, eri bakabaka ba Yuda, eri abakulu baayo, eri bakabona baayo, n'eri abantu ab'omu nsi. \v 19 Era balirwana naiwe; naye tebalikuwangula: kubanga nze ndi wamu naiwe, bw'atumula Mukama, okukuwonya.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 1 Awo ekigambo kya Mukama ne kingizira nga kitumula nti \v 2 Yaba otumulire waigulu mu matu ga Yerusaalemi nti Atyo bw'atumula Mukama nti Nkwijuukirira ku kisa eky'omu butobuto bwo, okutaka okw'okwogerezebwa kwo; bwe wansengerya mu idungu mu nsi ebulamu bisige. \v 3 Isiraeri yabbaire butukuvu eri Mukama, ebindi ebiberyeberye eby'oku kyengera kye: bonabona abamulya byetebwa abakolere omusango: obubbiibi bulibatuukaku, bw'atumula Mukama.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 4 Muwuliire ekigambo kya Mukama, imwe enyumba ya Yakobo, n'ebika byonabyona eby'enyumba ya Isiraeri: \v 5 Atyo bw'atumula Mukama nti Butali butuukirivu ki bazeiza baisu bwe baalaba mu nze n'okwaba baabire wala okunvaaku, ne batambula okusengererya obutaliimu ne bafuuka abataliimu? \v 6 So tebatumula nti Mukama ali waina eyatutoire mu nsi y'e Misiri; eyatubitirye mu lukoola, mu nsi ey'amalungu n'obwina, mu nsi ey'enyonta n'ey'ekiswolyo eky'okufa, mu nsi omuntu yenayena gy'atabitamu, so n'omuntu yenayena mw'atabbeera?
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 7 Ne mbaleeta mu nsi ey'ekyengera, okulyanga ebibala byamu n'obusa bwamu; naye bwe mwayingiire ne mwonoona ensi yange, ne mufuula obusika bwange okubba omuzizo. \v 8 Bakabona tebatumwire nti Mukama ali waina? n'abo abatogeretogere amateeka tebamanyire: era n'abakungu ne bansobya, banabbi ne balagula ku lwa Baali ne batambula nga basengererya ebibulaku kye bigasa.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 9 Kyenaaviire neyongera okuwozya naimwe, bw'atumula Mukama, era ndiwozya n'abaana b'abaana banyu. \v 10 Kubanga muwungukire Mwabe ku bizinga bya Kitimu mubone; mutume e Kedali, mwetegerezye inu; mubone oba nga wabbbaire wabbairewo ekigambo ekyekankana awo. \v 11 Waliwo eigwanga eryawaanyisirye bakatonda baabwe, abatali bakatonda naye? naye abantu bange baawaanyisirye ekitiibwa kyabwe olw'ekyo ekibulaku kye kigasa.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 12 Samaaliririra ekyo, iwe eigulu, otye ekitatiika, owuubaale inu, bw'atumula Mukama. \v 13 Kubanga abantu bange bakolere Ebibiibi bibiri; bandekere nze ensulo y'amaizi amalamu, ne beesimira ebidiba, ebidiba tanka gy'omu itakali, ebitasobola kubbaamu maizi.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 14 Isiraeri mwidu? mwidu eyazaaliibwe mu nyumba? kiki ekimufiire omuyigo? \v 15 Empologoma entonto gimuwulugumiireku ne givuuma: ne gizikya ensi ye; ebibuga bye byokyereibwe dala awabula abityamamu. \v 16 Era abaana ba Noofu no Tapanesi bamenye obwezinge bwo. \v 17 Teweeretereku ekyo kubanga oletere Mukama Katonda wo, bwe yakuluŋamizirye mu ngira?
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 18 Kale ofaayo ki mu ngira eira e Misiri okunywa amaizi ga Sikoli? oba ofaayo ki mu ngira eyaba e Bwasuli, okunywa amaizi ag'Omwiga? \v 19 Obubbiibi bwo iwe bulikubuulirira, n'okuseeseetuka kwo kulikunenya: kale manya obone nga kigambo kibbiibi era kyo bubalagazi, kubanga oletere Mukama Katonda wo, era ng'entiisya yange teri mu iwe, bw'atumula Mukama, Mukama ow'eigye.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 20 Kubanga obw'eira namenyere ejooko yo, ne nkutula ebisiba byo; n'otumula nti ngiza kuweererya; kubanga wakutamire ku buli lusozi oluwamvu no wansi wa buli musaale omubisi nga weefuula omwenzi. \v 21 Era naye nabbaire nkusimbire muzabbibu musa, eikoti ery'amazima limeereere: kale ofuukire otya gye ndi omusaale ogwayonoonekere ogw'omuzabbibu ogw'omu kibira? \v 22 Kubanga waire ng'onaaba n'olukoke n'okozesya no sabbuuni mungi, naye obutali butuukirivu bwo buboneibwe mu maiso gange, bw'atumula Mukama Katonda.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 23 Osobola otya okutumula nti Tinyononekere, tinsengereryanga Babaali? Bona engira yo mu kiwonvu, otegeere bye wakolere; oli ŋamira ye mbiro ng'ebitabita mu mangira gaayo; \v 24 entulege eyamanyiirire amalungu ekonga empewo nga yeegomba; mu kiseera kyayo yani asobola okugikyusya? Gyonagyona egigisagira tegiryekooya; gyagibonera mu mwezi gwayo. \v 25 Giyigisya ekigere kyo oleke okubba abula ngaito, n'omumiro gwo oleke okulakasira enyonta; naye n'otumula nti wabula isuubi bbe; kubanga ntakire banaigwanga, era be ndigobererya.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 26 Omwibbi nga bw'akwatibwa ensoni bw'aboneka, n'enyumba ya Isiraeri bw'ekwatibwa ensoni eti; ibo na bakabaka baabwe n'abakulu baabwe na bakabona na banabbi baabwe; \v 27 abakoba ekikonge nti niiwe itawange; n'eibbale nti niiwe onzaala: kubanga bankubbire amabega so ti maiso gaabwe: naye mu biseera mwe balibonera enaku balitumula nti Golokoka otulokole. \v 28 Naye ba katonda bo be weekoleire bali waina? Ibo bagolokoke oba nga basobola okukulokola mu biseera mw'olibonera enaku: kubanga ebibuga byo nga bwe byekankana, na bakatonda bo bwe bekankana batyo, iwe Yuda.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 29 Kiki ekibatakirya okuwozya nanze? mwenamwena munsoberye, bw'atumula Mukama. \v 30 Abaana banyu mbakubbiire bwereere; tebaziyizorye kubuulirirwa: ekitala kyanyu imwe kimalirewo banabbi banyu ng'empologoma ezikirirya. \v 31 Imwe ab'omu mirembe gino, mubone ekigambo kya Mukama. Naabbanga idungu eri Isiraeri? oba nsi ye ndikirirya ekwaite? abantu bange ekibatumulya ki nti Tutaaluukire; tetukaali twiza gy'oli ate?
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 32 Omuwala asobola okwerabira ebibye eby'obuyonjo, oba omugole ebivaalo bye? naye abantu bange baneerabiire enaku nyingi egitabalika. \v 33 Ng'olongoosya engirayo okusagira okwaigaliibwe! kyoviire oyiirirya n'abakali ababbiibi amangira go. \v 34 Era ku birenge byo kubonekere omusaayi gw'emeeme gy'abaavu ababulaku musango: tinguboine mu kituli ekisimibwa wabula ku bino byonabyona.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 35 Era naye n'otumula nti Mbulaku musango; mazima obusungu bwe bukyukire okunvaaku. Bona, ndiwozya naiwe kubanga otumula nti Tinyoonanga. \v 36 Otambuliratambulira ki einu otyo okuwaayisya engira yo? era olikwatibwa ensoni no ku lwa Misiri, nga bwe wakwatiibwe ensoni ku lwo Bwasuli. \v 37 Era ne gy'ali olivaayo nga weetiikire emikono: kubanga Mukama againe ebyo bye weesiga, so tolibona mukisa mu ibyo.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 1 Batumula nti Omusaiza bw'abbinga mukali we, yeena n'amuvaaku n'abba ow'omusajja ogondi, Omusaiza oyo alimwirira ate? ensi yo teryonooneka inu? Naye iwe weefuula omwenzi eri baganzi bo bangi; era naye ngirira ate, bw'atumula Mukama. \v 2 Yimusya amaiso go eri ensozi egy'owanza obone; we batagonera naiwe waina? Wabalingiriire ku mbali kw'engira ng'Omuwalabu mu idungu; era wayonoonere ensi n'obwenzi bwo n'obubbiibi bwo.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 3 Enfunyagali kyegiviire giziyizibwa, so tewabbairewo mutoigo; era naye n'obba n'ekyeni eky'omwenzi, wagaine okukwatibwa ensoni. \v 4 Tonkungirenga okuva watyanu nti Iitawange, niiwe musaale w'obutobuto bwange? \v 5 Aliguguba n'obusungu bwe emirembe gyonagyona? aliremera mu ibwo Okutuusya enkomerero? Bona, watumwire n'okola ebigambo ebibiibi, n'okwata engira yo iwe.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 6 Era ate Mukama n'ankobera mu mirembe gya Yosiya kabaka nti Oboine ekyo Isiraeri eyaseeseetukire ky'akolere? aniinire ku buli lusozi oluwanvu ne wansi wa buli musaale omubisi, ne yeefuulira eyo omwenzi. \v 7 Ne ntumula bwe yamalire okukola ebyo byonabyona nti Alingirira; naye n'ataira: ne mwainyina ow'enkwe Yuda n'akibona.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 8 Ne mbona, bwe namalire okubbinga Isiraeri eyaseeseetukire ne muwa ebbaluwa ey'okumubbinga olw'ensonga eno kubanga ayendere, era yeena Yuda ow'enkwe mwainyina n'atatya; naye era yeena n'ayaba ne yeefuula omwenzi. \v 9 Awo olwatuukire kubanga mwangu okwenda ensi n'eyonooneka, n'ayenda ku mabbaale n'ebikonge. \v 10 Era naye ebyo byonabyona waire nga bimalire okubbawo, mwainyina ow'enkwe Yuda tangiriire n'omwoyo gwe gwonagwona, naye ng'akuusyakuusya, bw'atumula Mukama.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 11 Awo Mukama n'ankoba nti Isiraeri eyaseeseetukire yeeragire okubba omutuukirivu okusinga Yuda ow'enkwe. \v 12 Yaba olangire ebigambo bino ng'olingirira obukiika obugooda, otumule nti Iraawo, iwe Isiraeri eyaseeseetukire, bw'atumula Mukama; timbalingirire n'obusungu: kubanga ndina okusaasira, bw'atumula Mukama, tindiguguba no busungu emirembe gyonagyona.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 13 Kyokka ikirirya obutali butuukirivu bwo, nga wasobyerye Mukama Katonda wo, n'osaansaanirya amangira go abageni wansi wa buli musaale omubisi, so temwagondeire idoboozi lyange, bw'atumula Mukama. \v 14 Iraawo, imwe abaana abairire enyuma, bw'atumula Mukama; kubanga niinze ibawanyu: era ndibatwala nga ntoola omumu ku kibuga n'ababiri ku kika, ne mbaleeta e Sayuuni: \v 15 era ndibawa abasumba ng'omwoyo gwange bwe guli abalibaliisya n'okumanya n'okutegeera.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 16 Awo olulituuka bwe mulibba nga mwaalire era nga mweyongeire mu nsi, kale mu biseera ebyo, bw'atumula Mukama, nga tebakaali batumula nti Esanduuku ey'endagaanu ya Mukama; so teriyingira mu mwoyo gwabwe; so tebaligiijukira; so tebaligikyalira; so tebalikola ate batyo.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 17 Mu biseera ebyo balyeta Yerusaalemi entebe ya Mukama; n'amawanga gonagona galikuŋaanyizibwa eyo, eri eriina lya Mukama e Yerusaalemi: so tebalitambula ate ng'obukakanyali bw'omwoyo gwabwe omubbiibi bwe buli. \v 18 Mu biseera ebyo enyumba ya Yuda eritambulira wamu n'enyumba ya Isiraeri, era baliviira wamu mu nsi ey'obukiika obugooda ne bayingira mu nsi gye nawaire bazeiza banyu okubba obusika.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 19 Naye ne ntumula nti Ndikuteeka ntya mu baana, ne nkuwa ensi ey'eisanyu, obusika obusa mu igye ly'amawanga? ne ntumula nti Mulinjeta nti Itawange; so temulikyuka obutansengererya. \v 20 Mazima omukali nga bw'ava ku ibaaye ng'asala olukwe, mutyo mweena bwe munsaliire enkwe, imwe enyumba ya Isiraeri, bw'atumula Mukama.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 21 Eidoboozi liwuliirwe ku nsozi egy'owanza, okukunga n'okwegayirira kw'abaana ba Isiraeri; kubanga banyoire engira yabwe, beerabiire Mukama Katonda waabwe. \v 22 Mwirewo, imwe abaana abaseeseetukire, nawonya okuseeseetuka kwanyu. Bona, twizire gy'oli; kubanga niiwe Mukama Katonda waisu.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 23 Mazima okubbeerwa okusuubirwa okuva ku nsozi kwo bwereere, oluyoogaano oluli ku nsozi: mazima mu Mukama Katonda waisu imwe muli obulokozi bwa Isiraeri. \v 24 Naye ekyo ekikwatisya ensoni kye niikyo ekimalirewo emirimu gya bazeiza baisu okuva mu butobuto bwaisu; embuli gyabwe n'ente gyabwe, bataane baabwe n'abawala baabwe. \v 25 Tugalamire ensoni nga gitukwaite, okuswala kwaisu kutubikeku: kubanga twonoonere Mukama Katonda waidu, ife na bazeiza baisu okuva mu butobuto bwaisu ne watanu: so tetugonderanga idoboozi lya Mukama Katonda waisu.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 1 Bw'ewaikirirya okwira, iwe Isiraeri, bw'atumula Mukama, eri nze gy'oliira: era bw'ewatolawo emizizo gyo mu maiso gange, kale toliijulukuka; \v 2 awo olirayiranga nti Mukama nga bw'ali omulamu mu mazima no mu musango no mu butuukirivu; n'amawanga gesabiranga omukisa mu iye, era mu iye imwe benyumiririzyanga. \v 3 Kubanga atyo Mukama bw'akoba abasaiza ba Yuda ne Yerusaalemi nti Mukabale eitakali lyanyu eritali irime, so temusiganga mu mawa.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 4 Mwekomole eri Mukama, mutoolewo ebikuta eby'emyoyo gyanyu, imwe abasaiza ba Yuda n'abali mu Yerusaalemi: ekiruyi kyange kireme okufuluma ng'omusyo ne kyokya ne watabba asobola okukizikirya Olw'obubbiibi obw'ebikolwa byanyu. \v 5 Mulangirire mu Yuda, mulaalike mu Yerusaalemi; mutumule nti Mufuuwe eikondeere mu nsi; mutumulire waigulu mutumule nti Mukuŋaane, tuyingire mu bibuga ebiriku enkomera. \v 6 Musimbe ebbendera okwolekera Sayuuni: mwiruke muwone, temulwawo: kubanga ndireeta obubbiibi obuliva obukiika obugooda n'okuzikirirya okunene.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 7 Empologoma eniine okuva mu kisaka kyayo, era omuzikirirya w'amawanga; akwaite engira, aviire mu kifo kye; okuzisya ensi yo, ebibuga byo babiziikire obutabaamu abibbeeramu. \v 8 Olwekyo muvaale ebinyakinyaki, mukunge muwowogane: kubanga ekiruyi kya Mukama tekikyukire okutuvaaku.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 9 Awo olutituuka ku lunaku olwo, bw'atumula Mukama, Omwoyo gwa kabaka gulizikirira, n'omwoyo gw'abakulu; na bakabona balisamaalirira na banabbi balyewuunya. \v 10 Awo kaisi ne ntumula nti Woowe, Mukama Katonda! mazima obbeyere inu eigwanga lino ne Yerusaalemi ng'otumula nti Mulibba n'emirembe; naye ekitala kituuka ku meeme.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 11 Mu biseera ebyo balikoba eigwanga lino ne Yerusaalemi nti Empunga egy'olubugumu egiva ku nsozi egy'ewanza mu idungu egyolekera omuwala w'abantu bange, ti gyo kuwuja so ti gyo kulongoosya; \v 12 embuyaga nyingi egiva ku egyo giriiza ku lwange: atyanu nzeena natumua emisango ku ibo.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 13 Bona, aliniina ng'ebireri, n'amagaali ge galibba ng'empewo egy'akampusi: embalaasi gye gye mbiro okusinga eikookoma. Gitusangire! kubanga tunyagiibwe. \v 14 Ai Yerusaalemi, naabya omwoyo gwo guweemu obubbiibi, kaisi olokoke. Ebirowoozo byo ebibiibi birituusya waina okubba mu nda yo? \v 15 Kubanga eidoboozi lirangirira nga lyema e Daani, era liraaliika obubbiibi nga lyema ku nsozi gya Efulayimu:
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 16 mukobere amawanga; bona, mulaaliike eri Yerusaalemi ng'abakuumi bava mu nsi ey'ewala ne balangirira ebibuga bya Yuda n'eidoboozi lyabwe. \v 17 Bakyetooloire enjuyi gyonagyona ng'abakuuma enimiro; kubanga kyanjeemeire, bw'atumula Mukama. \v 18 Engira yo n'ebikolwa byo niibyo ebikufuniire ebyo; buno niibwo bubbiibi bwo; kubanga bwo kusaata, kubanga butuuka no ku mwoyo gwo.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 19 Emeeme yange, emeeme yange! omwoyo gwange gunuma munda mweene; omwoyo gwange gweraliikiriire mu nze; tinsobola kusirika; kubanga owuliire, ai emeeme yange, eidoboozi ly'eikondeere, nga liraire. \v 20 Okuzikirizibwa okuli kungulu w'okuzikirizibwa kulangirirwa; kubanga ensi yonayona enyagiibwe: eweema gyange zinyagiibwe nga timanyiriire, n'amagigi gange mu kaseera kamu.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 21 Ndituukya wa okubona ebbendera ne mpulira eidoboozi ly'eikondeere? \v 22 Kubanga abantu bange basirusiru, tebamaite; biwowongole bya baana, so babula kutegeera: ba magezi mu kukola okubbiibi, naye mu kukola okusa babula kumanya.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 23 Naboine ensi, era, laba, nga njereere nga yeetabwiretabwire; n'eigulu nga mubula musana. \v 24 Naboine ensozi, era, bona, nga gikankana, obusozi bwonabwona ne buyuuguuma eruuyi n'eruuyi. \v 25 Nalingire, era, bona, nga wabula muntu, n'enyonyi gyonagyona egy'omu ibbanga nga giirukire. \v 26 Naliingire, era, bona, enimiro enjimu nga gifuukire nkoola, n'ebibuga byamu byonbyona nga bimenyekeremenyekere, olw'okwiza kwa Mukama no mu maiso g'ekiruyi kye.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 27 Kubanga atyo bw'atula Mukama nti Ensi yonayona eribba nsiko; naye tindikomenkerererya dala. \v 28 Ensi kyeriva ewuubaala, n'eigulu eriri waigulu liriirugala: kubanga nze nkitumwire, nkimaliriire, so tinejusirye, so tindiira enyuma okukireka. \v 29 Ekibuga kyonakyona kiruka olw'okuyoogaana kw'abo abeebagaire embalaasi n'ab'emitego; bayingira mu bisaka, ne baniina ku mabbale buli kibuga kirekeibwe, so wabula muntu atyama omwo.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 30 Weena bw'olinyagibwa olikola otya? Waire ng'ovaala olugoye olutwakaali, waire nga weeyonja n'ebintu ebya zaabu, Waire ng'ogaziya amaiso go nga weesiigaku obulezi, weefuulira bwereere omusa: baganzi bo bakunyooma, basagira obulamu bwo. \v 31 Kubanga mpuliire eidoboozi ng'ery'omukali alumwa okuzaala, okisaata okuli ng'okwoyo azaala omwana we omuberyeberye, eidoboozi ly'omuwala wa Sayuuni alaakiira, ayanjala engalo gye ng'atumula nti Ginsangire kaakanu! kubanga emeeme yange ezirika mu maiso g'abaiti.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 1 Mwirukire eruuyi n'eruuyi mu nguudo egy'e Yerusaalemi, mubone, mumanye, musagiririre mu bifo byamu ebigazi oba nga mwasobola okubona omuntu, oba nga waliwo n'omumu akola eby'ensonga, asagira amazima; kale naakisonyiwa. \v 2 Era ne bwe batumula nti Nga Mukama bw'ali omulamu, mazima balayira byo bubeeyi. \v 3 Ai Mukama, amaiso go tegalingirira mazima? obakubbire, naye ne batanakuwala; obamalirewo, naye bagaine okubuulirirwa: bakakanyairye amaiso gaabwe okusinga olwazi; bagaine okwira.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 4 Awo ne ntumula nti Mazima bano baavu: basirusiru; kubanga tebamaite ngira yo Mukama waire omusango gwa Katonda waabwe: \v 5 neyabira eri abakulu ne ntumula nabo; kubanga ibo bamaite engira ya Mukama, n'omusango gwa Katonda waabwe. Naye abo bamenyere ekikoligo n'omwoyo gumu ne bakutula ebisiba. \v 6 Empologoma eva mu kibira kyeriva ebaita,omusege ogw'obwire gulibanyaga, engo eriteegera mu bibuga byabwe, buli muntu ava omwo yataagulwataagulwanga: kubanga okusobya kwabwe kungi n'okuseeseetuka kwabwe kweyongeire.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 7 Nsobola ntya okukusonyiwa? abaana bo banviireku, ne balayira abo abatali bakatonda: bwe nabaliisirye okwikuta ne baaba, ne bakuŋaanira ku nyumba gy'abakali ab'enzi ebibiina. \v 8 Babbaire ng'embalaasi egyaliisiibwe amakeeri: buli muntu ng'abbebbera omukali wa mwinaye. \v 9 Tindibonereza olw'ebyo? bw'atumula Mukama: era emeeme yange teriwalana igwanga ku igwanga erifaanana lityo?
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 10 Muniine ku bugwe waakyo, muzikirirye; naye temukomenkerererya dala: mutooleewo amatabi gaakyo: kubanga ti ga Mukama. \v 11 Kubanga enyumba ya Isiraeri n'enyumba ya Yuda bankuusiryekuusirye inu dala, bw'atumula Mukama. \v 12 Beegaine Mukama ne batumula nti ti niiye; so obubbiibi tebulitwizira; so tetulibona kitala waire enjala: \v 13 ne banabi balifuuka mpewo, so n'ekigambo tekiri mu ibo: bwe balikolebwa batyo.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 14 Mukama Katonda ow'eigye kyava atumula nti Kubanga mutumula ekigambo ekyo, bona, ndifuula ebigambo byange mu munwa gwo okubba omusyo n'abantu bano kubba enku, era gulibookya. \v 15 Bona, ndireeta ku imwe eigwaga eririva ewala, imwe enyumba ya Isiraeri, bw'atumula Mukama: igwanga lya maani, igwanga lye ira, eigwanga ly'otamaiteku olulimi lwalyo so totegeera bye batumula.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 16 Omufuko gwabwe ntaana eyasaamiriire, bonabona basaiza ba maani. \v 17 Era balirya ebikungulwa byo n'emere yo, bataane bo na bawala bo bye bandiriie: balirya embuli gyo n'ente gyo: balirya emizabbibu gyo n'emitiini gyo: balimenyaamenya n'ekitala ebibuga byo ebiriku enkomera bye weesiga.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 18 Era naye no mu biseera ebyo, bw'atumula Mukama, tindikomenkerererya dala gye muli. \v 19 Awo olulituuka bwe mulitumula nti Mukama Katonda waisu kiki ekimukoleserye ife ebyo byonabona? kale kaisi n'obakoba nti Nga imwe bwe munviireku ne muweerererya bakatonda banaigwanga mu nsi yanyu,mutyo bwe mwaweerereryanga banaigwanga mu nsi eteri yanyu.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 20 Mubuulirire kino mu nyumba ya Yakobo, mukirangirire mu Yuda, nti \v 21 Muwulire kino, imwe abantu abasirusiru era ababula kutegeera; abalina amiaso ne mutabona; abalina amatu ne mutawulira: \v 22 temuntya? bw'atumula Mukama: temutengerere kwiza kwange, eyateekere omusenyu okubba ensalo y'ennyanza olw'ekiragiro ekitaliwaawo, n'okusobola n'etesobola kugusukaku? era amayengo gaayo ne bwe geesuukunda, naye tegasobola kuwangula; ne bwe gawuuma, naye tegasobola kugusukaku.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 23 Naye abantu bano balina omwoyo omuwaganyali era omujeemu; bajeemere baabire. \v 24 So tebatumula mu mwoyo gwabwe nti Tutye Mukama Katonda waisu awa amaizi, omusambya no mutoigo, mu ntuuko gyayo; agisa sabbiiti egy'ebikungulwa egyateekeibwewo. \v 25 Obutali butuukirivu bwanyu bwe busindikire ebyo, n'ebibbiibi byanyu niibyo bibaziyirizirye ebisa.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 26 Kubanga mu bantu bange mubonebika abasaiza ababbiibi: balabirira ng'abategi b'enyonyi bwe batega; batega omutego, bakwatisya bantu. \v 27 Ng'ekiguli bwe kiizula enyonyi, enyumba gyabwe bwe giizula gityo obuyemba: kyebaviire bafuuka abakulu ne bagagawala. \v 28 Baabire, beemereire: niiwo awo, basukiriirye ebikolwa eby'obubbiibi: tebalowooza nsonga, ensonga y'ababula itaaye, kaisi babone omukisa; so tebasalira baavu musango gwabwe. \v 29 Tindibonereza olw'ebyo? bw'atumula Mukama: emeeme yange teriwalana igwanga ku igwanga erifaanana lityo?
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 30 Ekigambo eky'ekitalo era eky'ekiive kituukiriire mu nsi; \v 31 banabbi balagula byo bubeeyi, na bakabona bafuga ku lw'abo; n'abantu bange bataka kibbe kityo: era mulikola ki ku nkomerero y'ebyo?
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 1 Mwiruke olw'okuwona, imwe abaana ba Benjamini, muve wakati mu Yerusaalemi, mufuuwire eikondeere e Tekowa, musimbe akabonero ku Besukakeremu: kubanga obubbiibi bulinga nga bwema obukiika obugooda n'okuzikirira okunene. \v 2 Oyo omusa omwekanasi, omuwala wa Sayuuni, ndimuzikirirya. \v 3 Abasumba baliiza gy'ali nga balina ebisibo byabwe; balisimba eweema gyabwe okumwolekera enjuyi gyonagyona; baliriira buli muntu mu kifo kye iye.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 4 Mwetegeke okulwana naye; muyimuke tuniiine mu ituntu. Gitusangire! kubanga obwire bwika, kubanga ebiwolyo eby'eigulo byenwire. \v 5 Muyimuke twambuke obwire, tuzikirizye amanyumba ge.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 6 Kubanga Mukama w'eigye atumwire ati nti Muteme emisaale mutuume entuumu ku Yerusaalemi: ekibuga ekyo niikyo ekyaba okubonerezebwa; kyonakyona kujooga kwereere wakati mu ikyo. \v 7 Ng'ensulo bwe kulukuta amaizi gaayo, kityo bwe kikulukuta obubbiibi bwakyo: ekyeju n'okunyaga biwulirwa mu ikyo; endwaire n'ebiwundu bibba mu maiso gange bulijjo. \v 8 Yega iwe Yerusaalemi, emeeme yange ereke okwawukana naiwe; ndeke okukufuula amatongo, ensi omubula muntu.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 9 Atyo bw'atumula Mukama w'eigye nti Baliyerera dala abalisigala ku Isiraeri ng'omuzabbibu: irya ate omukono gwo ng'omunogi w'eizabbibu mu biibo. \v 10 Yani gwe mba ntumula naye ne mba omujulirwa, kaisi bawulire? Bona, okitu kyabwe ti nakukomole, so tebasobola kuwulisisya: Bona, ekigambo kya Mukama kifuukire gye bali ekivumi; tebakisanyukira n'akamu.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 11 Kyenviire ngizula ekiruyi kya Mukama; nkoowere okuzikirirya: kiyiwe ku baana abatobato mu luguudo ne ku ikuŋaaniro ly'abavubuka wamu: kubanga no oibaaye wamu n'omukali alikwatibwa, omukaire wamu n'oyo awererye enaku enyingi. \v 12 N'enyumba gyabwe girifuuka gya bandi, enimiro gyabwe n'abakali baabwe wamu: kubanga ndigolola omukono gwange ku abo abali mu nsi, bw'atumula Mukama.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 13 Kubanga okuva ku mutomuto mu ibo okutuuka ku mukulu mu ibo buli muntu wo mululu; era okuva ku nabbi okutuuka ku kabona buli muntu alyazaamaanya. \v 14 Era bawonyerye ekiwundu ky'abantu bange kungulu kwonka, nga batumula nti Mirembe, mirembe; so emirembe nga wabula. \v 15 Baakwatibwa ensoni bwe baamala okukola eby'emizizo? Bbe, tebaakwatibwa nsoni n'akatono, so tebasobola kumyusya amaiso: kyebaliva bagwira mu abo abagwa: mu kiseera mwe ndibaizirira imwe balisuulirwa, bw'aytumula Mukama.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 16 Atyo bw'atumula Mukama nti Mwemerere mu mangira mubone, mubuulye amangira ag'eira, oluguudo olusa gye luli, mutambulire omwo, kale mulibonera emeeme gyanyu ekiwumulo: naye ne batumula nti Tetuutambulire omwo. \v 17 Ne mbateekaku abakuumi ne batumula nti Muwulisisye eidoboozi ly'eikondeere; naye ne batumula nti Tetuuwulisisye. \v 18 Kale muwulire, imwe amawanga, mumanye, mwe ab'ekuŋaaniro, ebiri mu ibo. \v 19 Wulira, iwe ensi: bona, ndileeta akabbiibi ku bantu bano, niibyo bibala by'ebirowoozo byabwe, kubanga tebawuliire bigambo byange; n'amateeka gange bagagaine.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 20 Omusita oguva e Seeba gwizira ki gye ndi, n'engada egy'akaloosa egiva mu nsi ey'ewala? Bye muwaayo ebyokebwa tebikiririkika gye ndi, so ne sadaaka gyanyu tebinsanyusya. \v 21 Mukama kyava atumula ati nti bona, nditeeka enkonge mu maiso g'abantu bano: na baitawabwe ne bataane baabwe wamu baligyesitalaku; muliraanwa we no mukwanu gwe balizikirira. \v 22 Atyo bw'atumula Mukama nti Bona, waliwo eigwanga eriva mu nsi ey'obukiika obugooda, era eigwanga eikulu liriyimuka okuva ku nkomerero gy'ensi.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 23 Bakwata omutego n'eisimu; bakambwe so babula kusaasira; eidoboozi lyabwe liwuuma ng'enyanza, era beebagala embalaasi; buli muntu ng'atala, ng'omusaiza bw'atalira olutalo, okulwana naiwe, ai omuwala wa Sayuuni. \v 24 Tuwuliire eitutumu lyalyo; emikono gyaisu ne ginafuwala: obubalagazi butukwaite n'okulumwa ng'omukali alumwa okuzaala.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 25 Temufulumanga mu itale, so temutambuliranga mu ngir; kubanga eriyo ekitala eky'omulabe n'entiisya enjuyi guonagyona. \v 26 Ai omuwala w'abantu bange, weesibe ebibukutu, weekulukuunye mu ikoke: kunga ng'akungira mutaane we omu.u yenka, nga weesaansaabaga inu dala; kubanga omunyagi alitwizira nga tetumanyiriire.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 27 Nkufiire kigo era lukomera mu bantu bange; kaisi omanye okeke engira yabwe. \v 28 Bonabona bajeemu abataboneibwe, nga batambula nga bawaayirirya; bikomo era byoma: bonabona bakola eby'obukyamu. \v 29 Emivubo gifuuwa n'amaani; omusyo gumalawo lisasi: beeyongerera bwereere okulongoosya; kubanga ababiibi tebasimbulibwawo. \v 30 Masengere ge feeza, abantu bwe balibeeta batyo, kubanga Mukama abaswire.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 1 Ekigambo ekyaizire Yeremiya ekyaviire eri Mukama nga kitumula nti \v 2 Yemerera mu mulyango gw'enyumba ya Mukama, olangirire eyo ekigambo kino, otumule nti Muwulire ekigambo kya Mukama, imwe mwenamwena aba Yuda, abayingira mu miryango gino okusinza Mukama.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 3 Ati bw'atumula Mukama w'eigye, Katonda wa Isiraeri, nti Mulongoosye amangira ganyu n’ebikolwa byanyu, nzeena ndibatyamisya mu kifo kino. \v 4 Temwesiganga bigambo byo bubbeyi nti Bino niiyo yeekaalu ya Mukama, niiyo yeekaalu ya Mukama, niiy yeekaalu ya Mukama.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 5 Kubanga bwe mwalongooseryanga dala amangira ganyu n'ebikolwa byanyu; bwe mwatuukiririryanga dala emisango eri omuntu no mwinaye; \v 6 bwe mutaajoogenga mugeni n'abula itaaye no namwandu, so temwayiwenga musaayi ogubulaku musango mu kifo kino, so temwatambulenga okusengereryanga bakatonda abandi, okwerumyanga imwe beene: \v 7 kale ndibatyamisya mu kifo kino mu nsi gye nawaire bazeiza banyu obw'eira bwonabwona okutuusya emirembe gyonagyona.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 8 Bona, mwesiga ebigambo eby'obubbeyi ebitasobola kugasa. \v 9 Mwaibbanga, ne mwita, ne mwenda, ne mulayira eby'obubbeyi, ne mwoterya obubaani eri Baali, ne mutambula okusengererya bakatonda abandi be mutamanyanga, \v 10 ne mwiza ne mwemerera mu maiso gange mu nyumba eno erituumibwa eriina lyange, ne mutumula nti Tuwonyezeibwe; kaisi mukole emizizo egyo gyonagyona? \v 11 Enyumba eno etuumibwaku eriina lyange efuukire empuku y'abanyagi mu maiso ganyu? Bona, nze, nze mwene, nkiboine, bw'atumula Mukama.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 12 Naye mwabe mu kifo kyange ekyabaire mu Siiro, gye natyamisirye eriina lyange oluberyeberye, mubone kye nakikolere olw'obubbiibi bw'abantu bange Isiraeri. \v 13 Era atyanu kubanga mukolere ebikolwa ebyo byonabona, bw'atumula Mukama; ne ntumula naimwe, nga ngolokoka mu makeeri ne ntumula, naye ne mutawulira; ne mbeeta naye ne mutavugira: \v 14 kyendiva nkola enyumba eyetebwa eriina lyange; gye mwesiga, n'ekifo kye nawaire imwe na bazeiza banyu, nga bwe nakolere Siiro. \v 15 Era ndibasuula okuva mu maiso gange, nga bwe naswire bagande banyu bonabona, eizaire lyonalyona erya Efulayimu.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 16 Kale tosabiranga bantu bano so tobayimusiryanga kukunga waire okusaba, so toneegayiriranga okuwozererya, kubanga tinakuwulire. \v 17 Toboine bye bakolere mu bibuga bya Yuda no mu nguudo egy'e Yerusaalemi? \v 18 Abaana batyaba enku, bakitawabwe ne bakuma omusyo, abakali ne badyokola obwita okufumbira kabaka w'eigulu omukali emigaati, n'okufukira bakatonda abandi ebiweebwayo eby'okunywa kaisi bansunguwalye.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 19 Basunguwairye nze? bw'atumula Mukama tebeesunguwairye ibo beene, okuswaza amaiso gaabwe ibo? \v 20 Mukama Katonda kyaviire atumula ati nti Bona, obusungu bwange n'ekiruyi kyange birifukibwa ku kifo kino, ku bantu no ku nsolo no ku misaale egy'omu itale no ku bibala eby'eitakali; era bulibuubuuka so te bulizikizibwa.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 21 Ati bw'atimula Mukama w'eigye, Katonda wa Isiraeri nti Mwongere bye muwaayo ebyokyebwa ku sadaaka gyanyu, mulye enyama. \v 22 Kubanga tinatumwire na bazeiza banyu so tinabalagiire ku lunaku kwe nabatoleire mu nsi y'e Misiri eby'ebiweebwayo ebyokyebwa waire sadaaka: \v 23 naye ekigambo kino kye nabaaagiire nti Muwulirenga eidoboozi lyange, nzeena naabbanga Katonda wanyu, nanyu mwaabbanga bantu bange: era mutambulirenga mu ngira gye mbalagira, kaisi mubbe kusa.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 24 Naye ne batawulira so tebaategere kitu kyabwe, naye ne batambulira mu kuteesya kwabwe ibo no mu bukakanyali bw'omwoyo gwabwe omubbiibi, ne baira enyuma so tebeeyongeire mu maiso. \v 25 Okuva ku lunaku bazeiza baabwe kwe baaviiriire mu nsi ey'e Misiri ne watyanu, nabatumiire abaidu bange bonabona banabbi, buli lunaku nga ngolokoka mu makeeri ne mbatuma: \v 26 era naye ne batampulira so tebaategere kitu kyabwe, naye ne bakakanyalya eikoti lyabwe: baakolere kubbiibi okusinga bazeiza babwe.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 27 Era obakobanga ebigambo bino byonabona; naye tebaakuwulirenga; era obakoowoolanga, naye tebaakuvugirenga. \v 28 Era obakobanga nti Lino niilyo eigwanga eritawuliire eidoboozi lya Mukama Katonda waabwe, so tebaikirirya kwegeresebwa: amazima gafiire, gazikiriire okuva mu munwa gwabwe.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 29 Sala enziiri gyo iwe Yerusaalemi, ogisuule wala, otandike okukungubagira ku nsozi egy'owanza; kubanga Mukama aswire abantu ab'omu mirembe egy'obusungu bwe, abalekereyo. \v 30 Kubanga abaana ba Yuda bakolere ebiri mu maiso gange ebibbiibi, bw'atumula Mukama: bateekere emizizo gyabwe mu nyumba eyetebwa eriina lyange, okugyonoona.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 31 Era bazimbire ebifo ebigulumivu eby'e Tofesi ekiri mu kiwonvu ekya mutaane wa Kinomu, okwokya bataane baabwe na bawala baabwe mu musyo; kye ntalagiranga so tekyayingiire mu mwoyo gwange. \v 32 Kale, bona, enaku giiza, bw'atumula Mukama, lwe kitalyetebwa ate nti Tofesi waire nti Kiwonvu kyo mutaane Kinomu, wabula nti Kiwonvu kya itambiro: kubanga baliziika mu Tofesi okutuusya lwe watalibbaawo ibbanga lyo kuziikamu.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 33 N'emirambo gy'abantu bano giribba mere ye nyonyi egy'omu ibbanga n'ensolo egy'omu nsi; so tewalibba aligisagula. \v 34 Awo kaisi ne nkomya mu bibuga bya Yuda no mu nguudo egy'e Yerusaalemi eidoboozi ery'ebinyumu n'eidoboozi ery'eisanyu, eidoboozi ly'akwa omugole n'eidoboozi ly'omugole: kubanga ensi erifuuka nsiko.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 1 Mu biseera ebyo, bw'atumula Mukama, balitoola amagumba ga bakabaka ba Yuda n'amagumba g'abakungu be n'amagumba ga bakabona n'amagumba ga banabbi n'amagumba g'abo abali mu Yerusaalemi mu malaalo gaabwe. \v 2 Kale baligaaliira mu maiso g'eisana n'omwezi n'eigye lyonalyona ery'omu igulu, bye batakanga, era bye baweerezanga, era bye basengereryanga mu kutambula kwabwe, era bye basagiranga, era bye baasinzanga: tegalikuŋaanyizibwa so tegaliziikibwa; galibba busa ku maiso g'ettaka. \v 3 Era okufa kulitskibwa okusinga obulamu eri bonabona abafiikirewo abasigairewo ku kika kino ekibbiibi, abasigairewo mu bifo byonabona gye nababbingiire, bw'atumula Mukama w'eigye.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 4 Era ate obakobanga nti Atyo bw'atumula Mukama nti Abantu baligwa ne batayimuka ate? omuntu alikyama n'ataira? \v 5 Kale abantu bano ab'omu Yerusaalemi kiki ekibairirye enyuma nga baseeseetuka obutayosa? banywezerye obubbeyi, bagaine okwira.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 6 Nawulisisya ne mpulira, naye tebatumwire bye nsonga: wabula muntu eyeenenya obubiibi bwe ng'atumula nti Nkolere ki? buli muntu akyukira mu lugendo lwe ng'embalaasi efubutukira mu lutalo. \v 7 Niiwo awo, kasida ow'omu igulu amaite ebiseera bye ebyalagiirwe; no kaamukuukulu n'emiini no lugaaga girabirira ekiseera mwe giizira; naye abantu bange tebamaite kiragiro kya Mukama.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 8 Mutumula mutya nti Tulina amagezi, n'amateeka ga Mukama gali naife? Naye, bona, ekalaamu ey'obubbeyi ey'abawandiiki ewandiikire ebitali bya mazima. \v 9 Abagezigezi bakwatiibwe ensoni, bakeŋentereirwe, bawambiibwe: bona, bagaine ekigambo kya Mukama; era magezi ki agali mu ibo? \v 10 Kyendiva mbawa abandi abakali baabwe n'enimiro gyabwe eri abo abaligirya: kubanga buli muntu, omutomuto era n'omukulu, w'omuwudu, nabbi era no kabona, buli muntu alyazaamaanya.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 11 Era bawonyerye ekiwundu eky'omuwala w'abantu bange kungulu kwonka nga batumula nti Mirembe, mirembe; so nga emirembe wabula. \v 12 Baakwatibwa ensoni bwe baamala okukola eky'omuzizo? Bbe, tebaakwatibwa nsoni n'akatono, so tebasonola kumyusya amaiso: kyebaliva bagwa mu abo abagwa: mu biseera mwe baliizirwa mwe balimegerwa, bw'atumula Mukama. \v 13 Ndibamalirawo dala, bw'atumula Mukama: ku muzabbibu tekulibba izabbibu, waire eitiini ku mutiini, n'amakoola galiwotoka; n'ebintu bye nabawaire biribavaaku.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 14 Kiki ekitutyamisya obutyamisi? mukuŋaane, tuyingire mu bibuga ebiriku enkomera, tusirikire eyo: kubanga Mukama Katonda waisu atusirikirye, era atunywisirye amaizi ag'omususa, kubanga twayonoonere Mukama. Twasuubiire emirembe, naye ne watabba bisa ebyaizire; twasuubiire ebiseera eby'okuwonyezebwamu, era, bona, okukeŋentererwa! \v 15 Twasuubiire emirembe, naye ne watabba bisa ebyaizire; twasuubiire ebiseera eby'okuwonyezebwamu, era, bona, okukeŋentererwa!
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 16 Okufugula kw'embalaasi gye kuwuliirwe ng'oyema e Daani: olw'eidoboozi ery'okukunga kw'ensolo gye egy'amaani ensi yonayona etengera; kubanga giizire, era giriire ensi ne byonabona ebigirimu; ekibuga n'abo abakityamamu. \v 17 Kubanga, bona, ndisindika emisota, enfulugundu, egitalogeka; era giribaluma, bw'atumula Mukama.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 18 Woowe, singa nsobola okwesanyusa mu buyinike! omwoyo gwange guweiremu amaani munda yange. \v 19 Bona, eidoboozi ery'okutumulira waigulu okw'omuwala w'abantu bange eriva mu nsi eri ewala einu nti Mukama tali mu Sayuuni? Kabaka waakyo tali mu ikyo? Lwaki ibo okunsunguwalyanga n'ebifaananyi byabwe ebyole n'ebirerya ebiyaaka?
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 20 Ebikungulwa biweire, ekyeya kibitire, naife tetulokokere. \v 21 Kubanga omuwala w'abantu bange asumitiibwe ekiwundu, nzeena nfumitiibwe ekiwundu: ngirugaire; okusamaalirira kunkwaite. \v 22 Wabula bulezi mu Gireyaadi? Ebula musawo eyo? kale kiki ekirobeire omuwala w'abantu bange okuwona?
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 1 Omutwe gwange singa gubbaire maizi, n'amaiso gange singa ensulo ya maliga, nkungirirenga emisana n'obwire abo abaitibwe ab'omuwala w'abantu bange! \v 2 Singa mbaire n'ekisulo eky'abatambule mu idungu; ndeke abantu bange mbaveeku! kubanga bonabona benzi, ekibiina eky'abasaiza ab'enkwe. \v 3 Era banaanuula olulimi lwabwe ng'omutego gwabwe olw'okwebeeya; era bafukire ba maani mu nsi, naye ti lwa mazima: kubanga bavaire mu bubbiibi okweyongera mu bubbiibi, so tebamaite nze, bw'atumula Mukama.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 4 Mwekuumenga buli muntu mwinaye, so temwesiganga wo luganda yenayena: kubanga buli ow'oluganda aliriira dala mugande we, na buli mwinaye alitambulatambula ng'awaayirirya. \v 5 Era balibbeya buli muntu mwinaye, so tebalitumula bya mazima: begeresya olulimi lwabwe okutumula eby'obubeeyi; beekooya nga bakola ebitali byo butuukirivu. \v 6 Ekifo ky'obbamu kiri wakati mu bubeeyi; olw'obubbeyi kyebava bagaana okumanya, bw'atumula Mukama.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 7 Mukama w'eigye kyava atumula ati nti Bona, ndibasaanuukya ne mbakema; kubanga nandikolere ntya olw'omuwala w'abantu bange? \v 8 Olulimi lwabwe kasaale akaita; lutumula eby'obubeeyi: Niiwo awo atumuoa no mwinaye eby'emirembe n'omunwa gwe, naye amuteega mu mwoyo gwe. \v 9 Tindibabonereza olw'ebyo? bw'atumula Mukama: emeeme yange teriwalana igwanga ku igwanga erifaanana lityo?
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 10 Nditanula okukunga amaliga n'okukungubaga olw'ensozi, n'okwesaansaabaga olw'amaliisiryo ag'omu idungu, kubanga gookyeibwe, ne watabba abitamu; so n'abantu tebawulira kuŋooŋa kwe nte; enyonyi egy'omu ibbanga era n'ensolo girukire, gyabire. \v 11 Era ndifuula Yerusaalemi okubba ebifunvu, ekisulo eky'ebibbe; era ndifuula ebibuga bya Yuda okubba amatongo awabula abityamamu. \v 12 Omugezigezi niiye ani asobola okutegeera kino? era yani oyo omunwa gwa Mukama gwe katumwire naye, akinyonyole? ensi egoteire ki n'eya ng'eidungu, ne watabba abitamu?
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 13 Era Mukama atumula nti Kubanga balekeree amateeka gange ge nateekere mu maiso gaabwe so tebagondeire idoboozi lyange so tebatambuliire omwo; \v 14 naye ne batambula ng'obukakanyali bwe buli obw'omwoyo gwabwe ibo n'okusengererya Badi bazeiza babwe be babegereserye:
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 15 Mukama w'eigye, Katonda wa Isiraeri, kyava atumula ati nti Bona, ndibaliisya abantu bano abusinsyo ne mbanywisya amaizi ag'omususa: \v 16 Era ndibasaansaanirya mu mawanga, ge batamanyanga ibo waire bazeiza babwe: era ndisindika ekitala okubasengererya okutuusya lwe ndimala okubazikirirya.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 17 Atyo bw'atumula Mukama w'eigye nti Mulowooze, mwete abakali abakungii, baize; era mutumye abakali abakabakaba, baize; \v 18 era banguwe batandike okutukubbira ebiwoobe, amaiso gaisu gakulukute amaliga, n'ebikowe byaisu bitiiriike amaizi.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 19 Kubanga eidoboozi ery'ebiwoobe liwulirwe nga liva mu Sayuuni nti Nga tunyagiibwe! tuswaire inu, kubanga twalekere ensi, kubanga baswire enyumba gyaisu. \v 20 Naye muwulire ekigambo kya Mukama, imwe abakali, n'ekitu kwanyu kikirirye ekigambo eky'omu munwa gwe, mwegeresye abawala banyu okukubba ebiwoobe, na buli muntu ayegeresye mwinaye okukungubaga.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 21 Kubanga okufa kuniinire mu bituli byaisu, kuyingiire mu mayu gaisu; okumalawo abaana ewanza, n'abalenzi mu nguudo. \v 22 Mutumule nti Ati bw'atumula Mukama nti emirambo gy'abasaiza girigwa ng'obusa ku itale ewanza, era ng'ekinywa ekiri enyuma w'omukunguli, so tewalibba aligironda.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 23 Ati bw'atumula Mukama nti Omugezigezi teyeenyumiriryanga olw'amagezi ge, so n'ow'amaani teyeenyumiriryanga olw'amaani ge so n'omugaiga teyeenyumiriryanga olw'obugaiga bwe: \v 24 naye eyeenyumirirya yeenyumiriryenga olwa kino, ng'ategeera era ng'amaite nze nga ndi Mukama akola eby'ekisa n'eby'ensonga n'eby'obutuukirivu mu nsi: kubanga ebyo bye nsanyukira, bw'atumula Mukama.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 25 Bona, enaku giiza, bw'atumula Mukama, lwe ndibonerezya abo bonabona abakomoleibwe mu butakomolwa bwabwe. \v 26 Misiri ne Yuda ne Edomu n'abaana ba Amoni ne Mowaabu ne bonabona abamweire oluge, ababba mu idungu: kubanga amawanga gonagona ti makomole, n'ennyumba yonayona eya Isiraeri ti bakomole mu mwoyo gwabwe.
|
|
@ -0,0 +1 @@
|
||||||
|
\v 1 Atyo bw'atumula Mukama nti Serengeta eri enyumba ya kabaka we Yuda, \v 2 otumulire eyo ekigambo kino okobe nti Wulira ekigambo kya Mukama, ai kabaka we Yuda atyama ku ntebe ya Dawudi, iwe n'abaidu bo n'abantu bo abayingirira mu miryango gino. \v 3 Ati bw'atumula Mukama nti Mutuukiriryenga emisango n'eby'ensonga, mutoolenga omunyago mu mukono gw'omujoogi: so temulyazaamaanyanga, temugiriranga kyeju mugeni waire abula itaaye waire namwandu, so timufukanga musaayi ogubulaku musango mu kifo kino.
|
Some files were not shown because too many files have changed in this diff Show More
Loading…
Reference in New Issue