1 line
314 B
Plaintext
1 line
314 B
Plaintext
\v 3 Ne njaba eri nabbi omukali; n'abba kida, n'azaala omwana wo bulenzi. Mukama kaisi nankoba nti Mutuume eriina Makeru-salalu-kasu-bazi. \v 4 Kubanga omwana nga kaali kumanya kukukunga nti Itawange, era nti Mawange, obugaiga obw'e Damasiko n'omunyago ogw'e Samaliya birinyagibwa mu maiso ga kabaka w’e Bwasuli. |