\v 25 Nze, ninze mwene, ninze oyo sangula ebyonoono byo ku lwange nze; so tindiijukira bibbiibi byo. \v 26 Njijukirya; tuwozye fembiri: leeta ensonga yo kaisi oweebwe obutuukirivu.