\v 18 Tolowoozanga nga kizibu bwewamulekuliranga dala okukuvaaku; kubanga yakuweerereirye emyaka mukaaga okusinga emirundi ibiri oyo aweerererya empeera: era Mukama Katonda wo yakuwanga omukisa mu byonabyona by'o kola.