\v 11 Kubanga abaavu tebaliwaawo mu nsi enaku gyonagyona: kyenva nkulagira nga ntumula nti Tolekanga kwanjululya ngalo gyo eri mugande wo, eri ababo abeetaaga, era eri abaavu bo, mu nsi yo.