1 line
372 B
Plaintext
1 line
372 B
Plaintext
\v 1 Buli myaka omusanvu bwe giwangaku, wasumululanga. \v 2 Era eno niiyo ngeri y'o kusumulula okwo: buli abanja yasumululanga ekyo kye yakopere muliraanwa we; takibanjanga muliraanwa we era mugande we; kubanga okusumulula kwa Mukama nga kulangiibwe. \v 3 Munaigwanga osobola okukimubanja: naye ekintu kyonakyona ku bibyo ekiri n'o mugande wo omukono gwo gwakisumululanga. |