\v 5 awo bakabona abaana ba Leevi basemberanga; kubanga abo Mukama Katonda wo be yeerobozerye okumuweereryanga, n'o kusabanga omukisa mu liina lya Mukama; era ng'e kigambo kyabwe bwe kyabbanga, gityo buli mpaka na buli kulumbagana bwe byamalibwanga: