\v 1 Tosalanga okubba sadaaka eri Mukama Katonda wo ente waire entama eriku obuleme oba ekitali kisa kyonakyona: kubanga ekyo kyo muzizo eri Mukama Katonda wo.