1 line
399 B
Plaintext
1 line
399 B
Plaintext
\v 6 Mugande wo, mutaane wa mawo, oba mutaane wo, oba muwala wo, oba omukali ow'o mu kifubba kyo, oba mukwanu gwo, aliŋanga obulamu bwo iwe, bw'a kusendasendanga ekyama, ng'a tumula nti Twabe tuweererye bakatonda abandi, b'otomanyanga iwe waire bazeiza bo; \v 7 ku bakatonda ab'a mawanga ababeetooloire, abali okumpi naiwe, oba abakuli ewala okuva ku nkomerero y'e nsi okutuuka ku nkomerero y'ensi: |