lke_deu_text_reg/28/30.txt

1 line
353 B
Plaintext

\v 30 Wayogerezyanga omukali, ogondi yagonanga naye: wazimbanga enyumba, so ti wabbeenga omwo: wasimbanga olusuku lw'e mizabbibu, so toolyenga bibala byalwo. \v 31 Ente yo yaitirwanga mu maiso go, so toogiryengaku: endogoyi yo yanyagibwanga lwa maani mu maiso go, so teekwiriiribwenga: entama gyo gyagabirwanga abalabe bo, so toobbengaku eyakulokolanga.