1 line
408 B
Plaintext
1 line
408 B
Plaintext
\v 12 Bwe bakugulyanga mugande wo, omusaiza Omwebbulaniya oba mukali Omwebbulaniya, n'a mala emyaka mukaaga ng'a kuweererya; mu mwaka ogw'o musanvu kaisi omulekuliranga dala okukuvaaku. \v 13 Era bwe wamulekuliranga dala okukuvaaku, tomulekulanga nga abula kintu: \v 14 wamuboneranga ebingi ku mbuli gyo n'o ku iguliro lyo n'o ku isogolero lyo: nga Mukama Katonda wo bwe yakuwaire omukisa, bwewamuwanga otyo. |