1 line
490 B
Plaintext
1 line
490 B
Plaintext
\v 9 Weekuumenga waleke okubbaawo mu mwoyo gwo ekirowoozo ekiimu, ng'o tumula nti omwaka ogw'o musanvu, omwaka ogusumululirwamu, guli kumpi okutuuka; eriiso lyo ni libba ibbiibi eri mugande wo omwavu, n'o tomuwa kintu; n'a koowoola Mukama ng'a kuwabira, ni kibba kibbiibi gy'oli. \v 10 Tolekanga kumuwa, so n'o mwoyo gwo ti gunakuwalanga bw'o muwa: kubanga olw'e kigambo ekyo Mukama Katonda wo kye yavanga akuwa omukisa mu mulimu gwo gwonagwona ne mu byonabyona byewateekangaku omukono gwo. |